LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 36
  • Tukuuma Emitima Gyaffe

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Tukuuma Emitima Gyaffe
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Kuumanga Omutima Gwo
    Muyimbire Yakuwa
  • Okutuuka ku Buwanguzi mu Bulamu
    Muyimbire Yakuwa
  • Obulamu Kyamagero
    Muyimbire Yakuwa
  • Obulamu Kyamagero
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 36

OLUYIMBA 36

Tukuuma Emitima Gyaffe

Printed Edition

(Engero 4:23)

  1. 1. Tukuuma ’mitima gyaffe;

    ’Kibi tukyesamba.

    Katonda ’laba ebiri

    Munda mu mutima.

    Omutima gugezaako

    Nnyo okutulimba.

    Tufube okugukuuma

    Guleme ’ttuwabya.

  2. 2. Tusemberera Katonda

    Nga tumusabanga.

    Tumwebaza buli lukya;

    Tumutendereza.

    Yakuwa by’atulagira

    Tubigoberera.

    ’Mitima gyaffe ginywera,

    Ne tumusanyusa.

  3. 3. Tuliisa ’mitima gyaffe

    ’Bintu ebisaana.

    Ekigambo kya Katonda

    Kye kituluŋŋamya.

    Abantu be abeesigwa

    Yakuwa ’baagala.

    Kale tujja kumusinza

    Emirembe gyonna.

(Laba ne Zab. 34:1; Baf. 4:8; 1 Peet. 3:4.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share