LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 95
  • Ekitangaala Kyeyongera

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ekitangaala Kyeyongera
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Ekitangaala Kyeyongera
    Muyimbire Yakuwa
  • “Ekitangaala Kyammwe Kyakenga”
    Muyimbire Yakuwa
  • Lwaki Abajulirwa ba Yakuwa Bakyusizzaamu ku Zimu ku Njigiriza Zaabwe?
    Ebibuuzo Ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa Abantu Bye Batera Okwebuuza
  • Onootambula ne Katonda?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2005
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 95

OLUYIMBA 95

Ekitangaala Kyeyongera

Printed Edition

(Engero 4:18)

  1. 1. Bannabbi baayagala nnyo ’kumanya

    Ebikwata ku Kristo byonna.

    Baabikkulirwa nti Masiya ajja,

    Omulokozi waffe ffenna.

    Kati Masiya ’tandis’o kufuga;

    ’Bujulizi tubulaba.

    Nga nkizo nnene okumanya bino

    Bamalayika bye bekkaanya!

    (CHORUS)

    Ekitangaala kyeyongedde

    Era mwe tutambulira.

    Laba Katonda by’abikkudde;

    K’atuluŋŋamyenga ffenna.

  2. 2. Mukama waffe yassaawo ’muddu we,

    Atuwe emmere mu budde.

    Ekitangaala kizze kyeyongera,

    Abawombeefu bamatidde.

    Tutambulira mu kkubo kkakafu

    Era tuli mu musana.

    Yakuwa y’atulaze amazima

    Era tumwebaza nnyo ddala.

    (CHORUS)

    Ekitangaala kyeyongedde

    Era mwe tutambulira.

    Laba Katonda by’abikkudde;

    K’atuluŋŋamyenga ffenna.

(Laba ne Bar. 8:22; 1 Kol. 2:10; 1 Peet. 1:12.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share