LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • km 4/12 lup. 5
  • Okwejjukanya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okwejjukanya
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
km 4/12 lup. 5

Okwejjukanya

Ebibuuzo bino wammanga bijja kuddibwamu mu Ssomero ly’Omulimu gwa Katonda mu wiiki etandika nga Apuli 30, 2012. Ennaku z’omwezi ziraga ddi eky’okuyiga lwe kinaayogerwako kisobozese ababuulizi okunoonyereza nga beetegekera essomero lya buli wiiki.

1. Lwaki ekitabo kya Yeremiya kya muganyulo gye tuli? [Mak. 5, si-E lup. 129 kat. 36]

2. Leero, Yakuwa ayinza atya okutununula nga tuyigganyizibwa? (Yer. 1:8) [Mak. 5, w05-E 12/15 lup. 23 kat. 18]

3. Ddi era mu ngeri ki abaafukibwako amafuta lwe baddamu okutambulira mu ‘makubo ag’edda’? (Yer. 6:16) [Mak. 12, w05 11/1 lup. 30 kat. 12]

4. Lwaki kiyinza okugambibwa nti leero mu ‘Gireyaadi waliyo eddagala’? (Yer. 8:22) [Mak. 19, w10-E 6/1 lup. 22 kat. 3–lup. 23 kat. 4]

5. Yakuwa ‘yejjusa’ mu ngeri ki oluvannyuma lw’okutegeeza omusango gw’aba agenda okusalira abantu? (Yer. 18:7, 8) [Apu. 2, jr-E, akas. ku lup. 151]

6. Ebigambo ‘Mukama wannimba nze’ ebiri mu Yeremiya 20:7 bitegeeza ki, era bituyigiriza ki? [Apu. 2, jr-E lup. 36 kat. 8]

7. Abalabe ba Isiraeri baatukuzibwa mu ngeri ki? (Yer. 22:6-9, NW) [Apu. 9, it-2-E lup. 1166 kat. 8]

8. Lwaki kyali kituukirawo Yakuwa okugamba abantu be ab’edda nti, ‘nkuwaludde n’ekisa’? (Yer. 31:3) [Apu. 23, jr-E lup. 142-145 kat. 8-11]

9. Mu ngeri ki etteeka lya Katonda gye liwandiikibwa mu mitima? (Yer. 31:33) [Apu. 23, w07 4/1 lup. 11 kat. 2]

10. Lwaki kyali kyetaagisa okukola ebiwandiiko by’endagaano bibiri? (Yer. 32:10-15) [Apu. 30, w07 4/1 lup. 11 kat. 3]

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share