LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 105
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebyo Yakuwa by’akolera abantu be

        • Katonda ajjukira endagaano ye (8-10)

        • “Temukwata ku bantu bange abaafukibwako amafuta” (15)

        • Katonda akozesa Yusufu eyali mu buddu (17-22)

        • Ebyamagero Katonda bye yakola e Misiri (23-36)

        • Abayisirayiri bava e Misiri (37-39)

        • Katonda ajjukira kye yasuubiza Ibulayimu (42)

Zabbuli 105:1

Marginal References

  • +Zb 136:1
  • +1By 16:8-13; Zb 96:3; 145:11, 12; Is 12:4

Zabbuli 105:2

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Mwogere.”

Marginal References

  • +Zb 77:12; 119:27

Zabbuli 105:3

Marginal References

  • +Yer 9:24
  • +Zb 119:2

Zabbuli 105:4

Marginal References

  • +Am 5:4; Zef 2:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2000, lup. 25

Zabbuli 105:5

Marginal References

  • +Ma 7:18, 19

Zabbuli 105:6

Footnotes

  • *

    Oba, “bazzukulu ba.”

Marginal References

  • +Kuv 3:6
  • +Kuv 19:5, 6; Is 41:8

Zabbuli 105:7

Marginal References

  • +Kuv 20:2; Zb 100:3
  • +1By 16:14-18; Is 26:9; Kub 15:4

Zabbuli 105:8

Footnotes

  • *

    Obut., “ekigambo kye yalagira.”

Marginal References

  • +Nek 1:5
  • +Ma 7:9; Luk 1:72, 73

Zabbuli 105:9

Marginal References

  • +Lub 17:1, 2; 22:15-18
  • +Lub 26:3

Zabbuli 105:11

Marginal References

  • +Lub 12:7; 13:14, 15; 15:18; 26:3; 28:13
  • +Zb 78:55

Zabbuli 105:12

Marginal References

  • +Lub 34:30
  • +Lub 17:8; 23:4; 1By 16:19-22; Bik 7:4, 5

Zabbuli 105:13

Marginal References

  • +Lub 20:1; 46:6

Zabbuli 105:14

Marginal References

  • +Lub 31:7, 42
  • +Lub 12:17; 20:2, 3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2013, lup. 20-21

    4/15/2010, lup. 8

Zabbuli 105:15

Marginal References

  • +Lub 26:9, 11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2013, lup. 20-21

    4/15/2010, lup. 8

Zabbuli 105:16

Footnotes

  • *

    Obut., “N’amenya buli muti gw’omugaati.” Oboolyawo kitegeeza emiti kwe baaterekanga emigaati.

Marginal References

  • +Lub 41:30, 54; 42:5; Bik 7:11

Zabbuli 105:17

Marginal References

  • +Lub 37:28, 36; 45:4, 5; 50:20

Zabbuli 105:18

Footnotes

  • *

    Obut., “Ebigere bye baabibonyaabonya n’enjegere.”

Marginal References

  • +Lub 39:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2014, lup. 14-15

Zabbuli 105:19

Marginal References

  • +Bik 7:10

Zabbuli 105:20

Marginal References

  • +Lub 41:14

Zabbuli 105:21

Marginal References

  • +Lub 41:39-41, 48; 45:8

Zabbuli 105:22

Footnotes

  • *

    Obut., “Okusiba abaami.”

Marginal References

  • +Lub 41:33, 38

Zabbuli 105:23

Marginal References

  • +Lub 46:4, 6

Zabbuli 105:24

Marginal References

  • +Kuv 1:7; Bik 7:17
  • +Kuv 1:8, 9

Zabbuli 105:25

Marginal References

  • +Kuv 1:10; Bik 7:18, 19

Zabbuli 105:26

Marginal References

  • +Kuv 3:10; 4:12; 6:11
  • +Kuv 4:14; 7:1

Zabbuli 105:27

Marginal References

  • +Nek 9:10; Zb 78:43-51

Zabbuli 105:28

Marginal References

  • +Kuv 10:22, 23

Zabbuli 105:29

Marginal References

  • +Kuv 7:20, 21

Zabbuli 105:30

Marginal References

  • +Kuv 8:6

Zabbuli 105:31

Marginal References

  • +Kuv 8:17, 24

Zabbuli 105:32

Footnotes

  • *

    Oba, “n’ennimi z’omuliro.”

Marginal References

  • +Kuv 9:23-26

Zabbuli 105:34

Marginal References

  • +Kuv 10:13-15

Zabbuli 105:36

Marginal References

  • +Kuv 12:29

Zabbuli 105:37

Marginal References

  • +Lub 15:13, 14; Kuv 3:22; 12:35, 36

Zabbuli 105:38

Marginal References

  • +Kuv 12:33

Zabbuli 105:39

Marginal References

  • +Kuv 14:19, 20
  • +Kuv 13:21

Zabbuli 105:40

Marginal References

  • +Zb 78:27
  • +Kuv 16:12-15; Zb 78:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2014, lup. 7-8

Zabbuli 105:41

Marginal References

  • +Kuv 17:6; 1Ko 10:1, 4
  • +Zb 78:15, 16

Zabbuli 105:42

Marginal References

  • +Lub 12:7; 15:13, 14; Kuv 2:24; Ma 9:5

Zabbuli 105:43

Marginal References

  • +Kbl 33:3

Zabbuli 105:44

Marginal References

  • +Yos 11:23; 21:43; Nek 9:22; Zb 78:55; Bik 13:19
  • +Ma 6:10, 11; Yos 5:11, 12

Zabbuli 105:45

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Ma 4:40

General

Zab. 105:1Zb 136:1
Zab. 105:11By 16:8-13; Zb 96:3; 145:11, 12; Is 12:4
Zab. 105:2Zb 77:12; 119:27
Zab. 105:3Yer 9:24
Zab. 105:3Zb 119:2
Zab. 105:4Am 5:4; Zef 2:3
Zab. 105:5Ma 7:18, 19
Zab. 105:6Kuv 3:6
Zab. 105:6Kuv 19:5, 6; Is 41:8
Zab. 105:7Kuv 20:2; Zb 100:3
Zab. 105:71By 16:14-18; Is 26:9; Kub 15:4
Zab. 105:8Nek 1:5
Zab. 105:8Ma 7:9; Luk 1:72, 73
Zab. 105:9Lub 17:1, 2; 22:15-18
Zab. 105:9Lub 26:3
Zab. 105:11Lub 12:7; 13:14, 15; 15:18; 26:3; 28:13
Zab. 105:11Zb 78:55
Zab. 105:12Lub 34:30
Zab. 105:12Lub 17:8; 23:4; 1By 16:19-22; Bik 7:4, 5
Zab. 105:13Lub 20:1; 46:6
Zab. 105:14Lub 31:7, 42
Zab. 105:14Lub 12:17; 20:2, 3
Zab. 105:15Lub 26:9, 11
Zab. 105:16Lub 41:30, 54; 42:5; Bik 7:11
Zab. 105:17Lub 37:28, 36; 45:4, 5; 50:20
Zab. 105:18Lub 39:20
Zab. 105:19Bik 7:10
Zab. 105:20Lub 41:14
Zab. 105:21Lub 41:39-41, 48; 45:8
Zab. 105:22Lub 41:33, 38
Zab. 105:23Lub 46:4, 6
Zab. 105:24Kuv 1:7; Bik 7:17
Zab. 105:24Kuv 1:8, 9
Zab. 105:25Kuv 1:10; Bik 7:18, 19
Zab. 105:26Kuv 3:10; 4:12; 6:11
Zab. 105:26Kuv 4:14; 7:1
Zab. 105:27Nek 9:10; Zb 78:43-51
Zab. 105:28Kuv 10:22, 23
Zab. 105:29Kuv 7:20, 21
Zab. 105:30Kuv 8:6
Zab. 105:31Kuv 8:17, 24
Zab. 105:32Kuv 9:23-26
Zab. 105:34Kuv 10:13-15
Zab. 105:36Kuv 12:29
Zab. 105:37Lub 15:13, 14; Kuv 3:22; 12:35, 36
Zab. 105:38Kuv 12:33
Zab. 105:39Kuv 14:19, 20
Zab. 105:39Kuv 13:21
Zab. 105:40Zb 78:27
Zab. 105:40Kuv 16:12-15; Zb 78:24
Zab. 105:41Kuv 17:6; 1Ko 10:1, 4
Zab. 105:41Zb 78:15, 16
Zab. 105:42Lub 12:7; 15:13, 14; Kuv 2:24; Ma 9:5
Zab. 105:43Kbl 33:3
Zab. 105:44Yos 11:23; 21:43; Nek 9:22; Zb 78:55; Bik 13:19
Zab. 105:44Ma 6:10, 11; Yos 5:11, 12
Zab. 105:45Ma 4:40
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
  • 39
  • 40
  • 41
  • 42
  • 43
  • 44
  • 45
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 105:1-45

Zabbuli

105 Mwebaze Yakuwa,+ mukoowoole erinnya lye,

Mumanyise ebikolwa bye mu mawanga!+

 2 Mumuyimbire, muyimbe ennyimba ezimutendereza,

Mufumiitirize* ku bikolwa bye byonna eby’ekitalo.+

 3 Mwenyumiririze mu linnya lye ettukuvu.+

Omutima gw’abo abanoonya Yakuwa ka gusanyuke.+

 4 Munoonye Yakuwa+ n’amaanyi ge.

Mumunoonyenga bulijjo.

 5 Mujjukire ebikolwa eby’ekitalo bye yakola,

Ebyamagero bye n’emisango gye yalangirira,+

 6 Mmwe ezzadde lya* Ibulayimu omuweereza we,+

Mmwe abaana ba Yakobo, abalonde be.+

 7 Ye Yakuwa Katonda waffe.+

Alamula ensi yonna.+

 8 Ajjukira endagaano ye emirembe n’emirembe,+

Ajjukira kye yasuubiza,* okutuusa emirembe olukumi,+

 9 Endagaano gye yakola ne Ibulayimu,+

N’ekirayiro kye yalayirira Isaaka,+

10 Ekirayiro kye yanyweza kibeere ng’etteeka eri Yakobo;

Kibeere ng’endagaano ey’olubeerera eri Isirayiri,

11 Ng’agamba nti, “Ndikuwa ensi ya Kanani+

Okuba omugabo gw’obusika bwo.”+

12 Ekyo yakyogera nga bakyali batono,+

Baali bakyali batono nnyo era nga bagwira mu nsi eyo.+

13 Baatambulanga okuva mu ggwanga erimu okudda mu ddala,

N’okuva mu bwakabaka obumu okudda mu bulala.+

14 Teyakkiriza muntu n’omu kubabonyaabonya,+

Naye yanenya bakabaka ku lwabwe,+

15 Ng’agamba nti, “Temukwata ku bantu bange abaafukibwako amafuta,

Era bannabbi bange temubakolako kabi.”+

16 Yaleeta enjala mu nsi;+

N’abalemesa okufuna emmere.*

17 Yatuma omuntu n’abasookayo

Eyatundibwa okuba omuddu, ng’oyo ye Yusufu.+

18 Ebigere bye baabisiba enjegere,*+

Era baamusiba ebyuma mu bulago

19 Okutuusa kye yayogera lwe kyatuukirira,+

Ekigambo kya Yakuwa kye kyamulongoosa.

20 Kabaka yalagira asumululwe,+

Omufuzi w’amawanga yamusumulula.

21 Yamuwa obukulu ku nnyumba ye

Ne ku bintu bye byonna,+

22 Okuba n’obuyinza ku baami* be nga bw’ayagala

N’okuwa abantu be abakadde amagezi.+

23 Awo Isirayiri n’agenda e Misiri,+

Yakobo n’abeera mugwira mu nsi ya Kaamu.

24 Katonda yayaza nnyo abantu be;+

N’abafuula ba maanyi okusinga abalabe baabwe.+

25 Yaleetera emitima gy’abalabe abo okukyuka ne bakyawa abantu be,

Ne basalira abaweereza be enkwe.+

26 Yatuma Musa omuweereza we,+

Ne Alooni+ gwe yalonda.

27 Baakola obubonero bwe mu Bamisiri,

Ebyamagero bye mu nsi ya Kaamu.+

28 Yasindika ekizikiza ensi n’ekwata enzikiza;+

Tebaajeemera bigambo bye.

29 Amazzi gaabwe yagafuula omusaayi,

N’atta ebyennyanja byabwe.+

30 Ensi yaabwe yajjula ebikere,+

Ne bituuka ne mu bisenge bya kabaka.

31 Yalagira kawawa okubalumba,

N’obutugu mu bitundu byabwe byonna.+

32 Enkuba yaabwe yagifuula muzira,

N’asindika ne laddu* mu nsi yaabwe.+

33 Yakuba emizabbibu gyabwe n’emitiini gyabwe

N’amenyaamenya emiti gy’omu nsi yaabwe.

34 Yagamba enzige zibalumbe,

Enzige ento ezitabalika.+

35 Zaalya ebimera byonna mu nsi eyo;

Zaalya ebibala by’ettaka.

36 Awo n’atta ababereberye bonna mu nsi yaabwe,+

Abaggulanda baabwe.

37 Yaggyayo abantu be nga balina ffeeza ne zzaabu;+

Mu bika byabwe temwali muntu n’omu munafu.

38 Misiri yasanyuka nga bavuddeyo,

Kubanga baali bafunye entiisa ya Isirayiri.+

39 Yayanjuluza ekire okubasiikiriza,+

N’abateerawo n’omuliro okubawa ekitangaala ekiro.+

40 Bwe baasaba ennyama, yabawa obugubi;+

Yabawanga emmere okuva mu ggulu ne bakkuta.+

41 Yayasaamu olwazi amazzi ne gafukumuka;+

Ne gakulukuta mu ddungu ng’omugga.+

42 Kubanga yajjukira ebintu ebitukuvu bye yali yasuubiza Ibulayimu omuweereza we.+

43 Yaggyayo abantu be nga bajaganya,+

Abalonde be nga boogerera waggulu n’essanyu.

44 Yabawa ensi z’amawanga;+

Baasikira ebyo amawanga amalala bye gaateganira,+

45 Yakola bw’atyo basobole okukwata ebiragiro bye,+

Era bakwatenga amateeka ge.

Mutendereze Ya!*

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share