LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 137
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okumpi n’emigga gy’e Babulooni

        • Ennyimba za Sayuuni tezaayimbibwa (3, 4)

        • Babulooni kya kuzikirizibwa (8)

Zabbuli 137:1

Marginal References

  • +Yer 51:13; Ezk 3:15; Dan 10:4
  • +Dan 9:2, 3

Zabbuli 137:2

Footnotes

  • *

    Wano boogera ku Babulooni.

Marginal References

  • +Is 24:8

Zabbuli 137:3

Marginal References

  • +Zb 123:4

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 95-96

Zabbuli 137:5

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “ka gukale.”

Marginal References

  • +Nek 2:3; Zb 84:2; 102:13, 14; Is 62:1; Yer 51:50

Zabbuli 137:6

Marginal References

  • +Zb 122:1

Zabbuli 137:7

Marginal References

  • +Yer 49:7; Kuk 4:22; Ezk 25:12; Ob 10-13

Zabbuli 137:8

Marginal References

  • +Is 47:1; Yer 25:12; 50:2
  • +Yer 50:29; Kub 18:6

Zabbuli 137:9

Marginal References

  • +Is 13:1, 16

General

Zab. 137:1Yer 51:13; Ezk 3:15; Dan 10:4
Zab. 137:1Dan 9:2, 3
Zab. 137:2Is 24:8
Zab. 137:3Zb 123:4
Zab. 137:5Nek 2:3; Zb 84:2; 102:13, 14; Is 62:1; Yer 51:50
Zab. 137:6Zb 122:1
Zab. 137:7Yer 49:7; Kuk 4:22; Ezk 25:12; Ob 10-13
Zab. 137:8Is 47:1; Yer 25:12; 50:2
Zab. 137:8Yer 50:29; Kub 18:6
Zab. 137:9Is 13:1, 16
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 137:1-9

Zabbuli

137 Okumpi n’emigga gy’omu Babulooni+ gye twatuulanga.

Twakaabanga bwe twajjukiranga Sayuuni.+

 2 Twawanikanga entongooli zaffe+

Ku miti emyalava egiri eyo.*

 3 Kubanga bwe twali eyo abaatutwala mu buwambe baatulagira okuyimba,+

Abo abaali batujerega baali baagala tubasese, nga bagamba nti:

“Mutuyimbire olumu ku nnyimba za Sayuuni.”

 4 Tuyinza tutya okuyimba oluyimba lwa Yakuwa

Mu nsi eteri yaffe?

 5 Bwe nkwerabira ggwe Yerusaalemi,

Omukono gwange ogwa ddyo gwerabire emirimu gyagwo.*+

 6 Olulimi lwange lukwatire ku kibuno kyange

Bwe siikujjukirenga,

Bwe siikulembezenga Yerusaalemi

Mu byonna ebisinga okunsanyusa.+

 7 Ai Yakuwa, jjukira

Abeedomu bye baayogera ku lunaku Yerusaalemi lwe kyagwa:

“Mukisuule! Mukisuule okutuukira ddala ku misingi gyakyo!”+

 8 Ggwe omuwala wa Babulooni, anaatera okuzikirizibwa,+

Oyo anaakuyisa nga bwe watuyisa+

Ajja kuba musanyufu.

 9 Oyo anaakwata abaana bo

N’abakkata ku njazi+ ajja kuba musanyufu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share