LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 66
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebikolwa bya Katonda eby’ewuunyisa

        • “Mujje mulabe Katonda by’akola” (5)

        • “Nja kusasula bye nneeyama gy’oli” (13)

        • Katonda awulira okusaba (18-20)

Zabbuli 66:1

Marginal References

  • +Zb 98:4

Zabbuli 66:2

Marginal References

  • +Zb 72:19; Kub 4:11

Zabbuli 66:3

Marginal References

  • +Kuv 15:16; Zb 76:12; Is 2:19; Yer 10:10
  • +Zb 81:15

Zabbuli 66:4

Marginal References

  • +Zb 22:27; Mal 1:11
  • +Is 42:10; Kub 15:4

Zabbuli 66:5

Marginal References

  • +Zb 46:8; Zef 2:11

Zabbuli 66:6

Marginal References

  • +Kuv 14:21, 22
  • +Yos 3:15, 16
  • +Kuv 15:1

Zabbuli 66:7

Marginal References

  • +Dan 4:34; 1Ti 1:17
  • +Zb 11:4; Nge 15:3; Beb 4:13
  • +Is 37:29

Zabbuli 66:8

Marginal References

  • +Ma 32:43; Bar 15:10

Zabbuli 66:9

Footnotes

  • *

    Oba, “kutagala; kusagaasagana.”

Marginal References

  • +1Sa 25:29
  • +1Sa 2:9; Zb 121:3

Zabbuli 66:10

Marginal References

  • +Ma 8:2

Zabbuli 66:13

Marginal References

  • +Kbl 15:3
  • +Zb 56:12; 116:14; Mub 5:4, 5

Zabbuli 66:14

Marginal References

  • +Kbl 30:2; Bal 11:35

Zabbuli 66:16

Marginal References

  • +Zb 22:24

Zabbuli 66:18

Marginal References

  • +Yob 27:8, 9; Nge 15:29; 28:9; Is 1:15; Yok 9:31

Zabbuli 66:19

Marginal References

  • +Zb 34:6; 65:2; 116:1; 1Yo 3:22
  • +Beb 5:7

General

Zab. 66:1Zb 98:4
Zab. 66:2Zb 72:19; Kub 4:11
Zab. 66:3Kuv 15:16; Zb 76:12; Is 2:19; Yer 10:10
Zab. 66:3Zb 81:15
Zab. 66:4Zb 22:27; Mal 1:11
Zab. 66:4Is 42:10; Kub 15:4
Zab. 66:5Zb 46:8; Zef 2:11
Zab. 66:6Kuv 14:21, 22
Zab. 66:6Yos 3:15, 16
Zab. 66:6Kuv 15:1
Zab. 66:7Dan 4:34; 1Ti 1:17
Zab. 66:7Zb 11:4; Nge 15:3; Beb 4:13
Zab. 66:7Is 37:29
Zab. 66:8Ma 32:43; Bar 15:10
Zab. 66:91Sa 25:29
Zab. 66:91Sa 2:9; Zb 121:3
Zab. 66:10Ma 8:2
Zab. 66:13Kbl 15:3
Zab. 66:13Zb 56:12; 116:14; Mub 5:4, 5
Zab. 66:14Kbl 30:2; Bal 11:35
Zab. 66:16Zb 22:24
Zab. 66:18Yob 27:8, 9; Nge 15:29; 28:9; Is 1:15; Yok 9:31
Zab. 66:19Zb 34:6; 65:2; 116:1; 1Yo 3:22
Zab. 66:19Beb 5:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 66:1-20

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Luyimba. Zabbuli.

66 Kubira Katonda emizira, ggwe ensi yonna.+

 2 Yimba ennyimba ezitendereza erinnya lye ery’ekitiibwa.

Muwe ekitiibwa era mutendereze.+

 3 Gamba Katonda nti: “Bye wakola nga biwuniikiriza!+

Olw’amaanyi go amangi,

Abalabe bo balikankanira mu maaso go.+

 4 Ensi yonna erikuvunnamira;+

Baliyimba ennyimba ezikutendereza;

Baliyimba ennyimba ezitendereza erinnya lyo.”+ (Seera)

 5 Mujje mulabe Katonda by’akola.

Ebyo by’akolera abaana b’abantu biwuniikiriza.+

 6 Ennyanja yagifuula olukalu;+

Baasomoka omugga ku bigere.+

Twasanyukira eyo olw’ebyo byonna bye yakola.+

 7 Afuga n’amaanyi ge emirembe n’emirembe.+

Amaaso ge gatunuulira amawanga.+

Abawaganyavu tebasaanidde kwegulumiza.+ (Seera)

 8 Mutendereze Katonda waffe mmwe amawanga,+

Era amaloboozi agamutendereza ka gawulirwe.

 9 Atukuuma ne tusigala nga tuli balamu;+

Ebigere byaffe tabiganya kwesittala.*+

10 Otwekenneenyezza Ai Katonda;+

Otulongoosezza nga ffeeza bw’alongoosebwa.

11 Watusuula mu kitimba;

Watutikka omugugu omuzito.

12 Waleka abantu okutambulira ku mitwe gyaffe;

Twayita mu muliro ne mu mazzi,

Awo n’otuleeta mu kifo mwe twafunira obuweerero.

13 Nja kujja mu nnyumba yo n’ebiweebwayo ebyokebwa;+

Nja kusasula bye nneeyama gy’oli+

14 Emimwa gyange bye gyasuubiza+

Era akamwa kange bye kaayogera nga ndi mu nnaku.

15 Nja kuwaayo gy’oli ebiweebwayo ebyokebwa eby’ensolo ensava,

N’omukka gwa ssaddaaka z’endiga ennume.

Nja kuwaayo ente ennume awamu n’embuzi ennume. (Seera)

16 Mmwe mmwenna abatya Katonda mujje muwulire,

Nja kubabuulira by’ankoledde.+

17 Nnamukoowoola n’akamwa kange,

Era nnamugulumiza n’olulimi lwange.

18 Singa waliwo ekintu kyonna ekibi kye nnatereka mu mutima gwange,

Yakuwa teyandimpulirizza.+

19 Naye Katonda yawuliriza;+

Yawulira okusaba kwange.+

20 Katonda atenderezebwe, oyo ataagaana kuwulira kusaba kwange,

Era ataagaana kundaga kwagala kwe okutajjulukuka.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share