LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 21
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Emikisa gya kabaka eyeesiga Yakuwa

        • Kabaka wa kuwangaala (4)

        • Abalabe ba Katonda bajja kuwangulwa (8-12)

Zabbuli 21:1

Marginal References

  • +Zb 63:11
  • +Zb 28:7

Zabbuli 21:2

Marginal References

  • +Zb 2:8; 20:4

Zabbuli 21:3

Footnotes

  • *

    Oba, “alongooseddwa.”

Marginal References

  • +2Sa 12:30

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 30

Zabbuli 21:4

Marginal References

  • +Zb 13:3; 61:6

Zabbuli 21:5

Marginal References

  • +2Sa 7:8, 9

Zabbuli 21:6

Marginal References

  • +Zb 72:17
  • +Zb 16:11; 45:7

Zabbuli 21:7

Footnotes

  • *

    Oba, “Talitagala.”

Marginal References

  • +1Sa 30:6
  • +Zb 16:8

Zabbuli 21:9

Marginal References

  • +Ma 32:22; Zb 110:5; Mal 4:1

Zabbuli 21:10

Footnotes

  • *

    Obut., “Ebibala.”

Zabbuli 21:11

Marginal References

  • +Zb 34:16
  • +Zb 2:1

Zabbuli 21:12

Footnotes

  • *

    Obut., “obuguwa bw’omutego gw’obusaale.”

Marginal References

  • +Zb 9:3; 56:9

General

Zab. 21:1Zb 63:11
Zab. 21:1Zb 28:7
Zab. 21:2Zb 2:8; 20:4
Zab. 21:32Sa 12:30
Zab. 21:4Zb 13:3; 61:6
Zab. 21:52Sa 7:8, 9
Zab. 21:6Zb 72:17
Zab. 21:6Zb 16:11; 45:7
Zab. 21:71Sa 30:6
Zab. 21:7Zb 16:8
Zab. 21:9Ma 32:22; Zb 110:5; Mal 4:1
Zab. 21:11Zb 34:16
Zab. 21:11Zb 2:1
Zab. 21:12Zb 9:3; 56:9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 21:1-13

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli ya Dawudi.

21 Ai Yakuwa, kabaka asanyuka olw’amaanyi go; +

Asanyuka nnyo olw’ebikolwa byo eby’obulokozi.+

 2 Omuwadde omutima gwe bye gwagala;+

Tomummye ky’akusaba. (Seera)

 3 Omuwa emikisa n’ebintu ebirungi;

Ossa ku mutwe gwe engule eya zzaabu omulungi.*+

 4 Yakusaba obulamu n’obumuwa,+

Okuwangaala, emirembe n’emirembe.

 5 Ebikolwa byo eby’obulokozi bimuleetera ekitiibwa kingi.+

Omuwa obukulu n’ettendo.

 6 Omufuula wa mukisa emirembe n’emirembe;+

Omuleetera okuba omusanyufu kubanga oli naye.+

 7 Kabaka yeesiga Yakuwa;+

Talisagaasagana* olw’okwagala okutajjulukuka okw’oyo Asingayo Okuba Waggulu.+

 8 Omukono gwo gulikwata abalabe bo bonna;

Omukono gwo ogwa ddyo gulikwata abo bonna abatakwagala.

 9 Lw’oliboolekeza obwanga olibafuula ng’abasuuliddwa mu kyokero.

Yakuwa alibamira mu busungu bwe, era omuliro gulibasaanyaawo.+

10 Bazzukulu* baabwe olibazikiriza ne baggwaawo ku nsi,

N’abaana baabwe olibazikiriza ne baggwaawo mu bantu.

11 Kubanga baayagala okukukola akabi;+

Basaze enkwe ezitaatuukirire.+

12 Olibaleetera okudduka ne baddayo+

Bw’olibaleegamu omutego gwo ogw’obusaale.*

13 Ai Yakuwa, situka mu maanyi go.

Tuliyimba ennyimba okutendereza amaanyi go.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share