LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 71
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obwesige bw’abo abakaddiye

        • Okwesiga Katonda okuviira ddala mu buvubuka (5)

        • “Ng’amaanyi gampedde” (9)

        • ‘Katonda yanjigiriza okuva mu buvubuka’ (17)

Zabbuli 71:1

Marginal References

  • +Zb 25:2; 31:1-3; Is 45:17; Yer 17:18

Zabbuli 71:2

Footnotes

  • *

    Oba, “Kutama owulire.”

Marginal References

  • +Zb 34:15

Zabbuli 71:3

Marginal References

  • +2Sa 22:2, 3; Zb 18:2; 144:2

Zabbuli 71:4

Marginal References

  • +Zb 17:8, 9; 59:1; 140:4; Mat 6:13

Zabbuli 71:5

Marginal References

  • +1Sa 17:45; Yer 17:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1999, lup. 25

Zabbuli 71:6

Marginal References

  • +Zb 22:9, 10; 139:16; Is 46:3

Zabbuli 71:8

Marginal References

  • +Zb 51:15; Beb 13:15

Zabbuli 71:9

Marginal References

  • +Zb 92:14
  • +Zb 73:26; Mub 12:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2014, lup. 20-21

Zabbuli 71:10

Marginal References

  • +2Sa 17:1, 2

Zabbuli 71:11

Marginal References

  • +Zb 3:2; 42:10; Mat 27:42, 43

Zabbuli 71:12

Marginal References

  • +Zb 22:11; 35:22; 38:21, 22

Zabbuli 71:13

Marginal References

  • +2Sa 17:23
  • +Zb 109:29

Zabbuli 71:15

Footnotes

  • *

    Oba, “kubibala.”

Marginal References

  • +Zb 35:28; 40:9
  • +Zb 40:5

Zabbuli 71:17

Marginal References

  • +Zb 71:5
  • +2Sa 22:1; 1By 16:4; Zb 9:1

Zabbuli 71:18

Footnotes

  • *

    Obut., “ku mukono gwo.”

Marginal References

  • +Zb 37:25; 71:9
  • +Kuv 13:8; 1By 29:10, 11; Zb 78:2-4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2014, lup. 23

    6/1/2007, lup. 31-32

Zabbuli 71:19

Marginal References

  • +Zb 36:6
  • +Kuv 15:11; Zb 86:8; 89:6; Yer 10:7

Zabbuli 71:20

Marginal References

  • +2Sa 12:10, 11
  • +Zb 40:2; 86:13

Zabbuli 71:22

Marginal References

  • +Zb 25:10; 108:4; 146:6

Zabbuli 71:23

Footnotes

  • *

    Oba, “onunudde obulamu bwange.”

Marginal References

  • +Zb 63:5; 104:33
  • +2Sa 4:9; Zb 103:4

Zabbuli 71:24

Footnotes

  • *

    Oba, “kufumiitiriza.”

Marginal References

  • +Zb 71:8
  • +Zb 71:13

General

Zab. 71:1Zb 25:2; 31:1-3; Is 45:17; Yer 17:18
Zab. 71:2Zb 34:15
Zab. 71:32Sa 22:2, 3; Zb 18:2; 144:2
Zab. 71:4Zb 17:8, 9; 59:1; 140:4; Mat 6:13
Zab. 71:51Sa 17:45; Yer 17:7
Zab. 71:6Zb 22:9, 10; 139:16; Is 46:3
Zab. 71:8Zb 51:15; Beb 13:15
Zab. 71:9Zb 92:14
Zab. 71:9Zb 73:26; Mub 12:3
Zab. 71:102Sa 17:1, 2
Zab. 71:11Zb 3:2; 42:10; Mat 27:42, 43
Zab. 71:12Zb 22:11; 35:22; 38:21, 22
Zab. 71:132Sa 17:23
Zab. 71:13Zb 109:29
Zab. 71:15Zb 35:28; 40:9
Zab. 71:15Zb 40:5
Zab. 71:17Zb 71:5
Zab. 71:172Sa 22:1; 1By 16:4; Zb 9:1
Zab. 71:18Zb 37:25; 71:9
Zab. 71:18Kuv 13:8; 1By 29:10, 11; Zb 78:2-4
Zab. 71:19Zb 36:6
Zab. 71:19Kuv 15:11; Zb 86:8; 89:6; Yer 10:7
Zab. 71:202Sa 12:10, 11
Zab. 71:20Zb 40:2; 86:13
Zab. 71:22Zb 25:10; 108:4; 146:6
Zab. 71:23Zb 63:5; 104:33
Zab. 71:232Sa 4:9; Zb 103:4
Zab. 71:24Zb 71:8
Zab. 71:24Zb 71:13
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 71:1-24

Zabbuli

71 Ai Yakuwa nzirukidde gy’oli.

Ka nneme kuswala.+

 2 Nnyamba era ndokola kubanga oli mutuukirivu.

Ntegera okutu* ondokole.+

 3 Beera gye ndi ekigo eky’oku lwazi

Mwe nnyinza okuyingira bulijjo.

Lagira ndokolebwe,

Kubanga ggwe lwazi lwange era ekigo kyange.+

 4 Ai Katonda wange, nnunula mu mukono gw’omubi,+

Nnunula mu mukono gw’oyo ambonyaabonya.

 5 Kubanga ggwe ssuubi lyange, Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna;

Nneesiga ggwe okuviira ddala mu buvubuka bwange.+

 6 Ggwe gwe nneesigamyeko okuva lwe nnazaalibwa;

Ggwe wanzigya mu lubuto lwa mmange.+

Nkutendereza buli kiseera.

 7 Eri abantu bangi nfuuse ng’ekyamagero,

Naye ggwe kiddukiro kyange.

 8 Akamwa kange kajja kwogera+

Ku ttendo lyo n’ekitiibwa kyo okuzibya obudde.

 9 Tonsuula eri nga nkaddiye;+

Tonjabulira ng’amaanyi gampedde.+

10 Abalabe bange banjogerako bubi,

Era abo abaagala okunzita beekobaana,+

11 Nga bagamba nti: “Katonda amwabulidde.

Mumugobe mumukwate, kubanga tewali ayinza kumutaasa.”+

12 Ai Katonda, tombeera wala.

Ai Katonda wange, yanguwa onnyambe.+

13 Abo abampalana

Ka bakwatibwe ensonyi era bazikirire.+

Abo abaagala ngwe mu kabi

Ka baswale era bafeebezebwe.+

14 Naye nze nja kweyongera okukulindirira;

Nja kwongera okukutendereza.

15 Akamwa kange kajja kwogera ku butuukirivu bwo,+

Kajja kwogera ku bikolwa byo eby’obulokozi okuzibya obudde,

Wadde nga bingi nnyo era nga sisobola kubitegeera* byonna.+

16 Nja kujja njogere ku bikolwa byo eby’ekitalo,

Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna;

Nja kwogera ku butuukirivu bwo, obubwo bwokka.

17 Ai Katonda, wanjigiriza okuva mu buvubuka bwange,+

N’okutuusa kati nkyalangirira ebikolwa byo eby’ekitalo.+

18 Ai Katonda, ne mu kiseera nga nkaddiye era nga mmeze envi, tonjabulira,+

Nsobole okubuulira omulembe oguliddawo ebikwata ku buyinza bwo,*

N’abo bonna abaliddawo mbabuulire amaanyi go.+

19 Ai Katonda, obutuukirivu bwo butuuka waggulu nnyo;+

Okoze ebintu eby’ekitalo;

Ai Katonda, ani alinga ggwe?+

20 Wadde ng’ondeetedde okulaba ennaku nnyingi n’obuyinike obw’amaanyi,+

Nzizaamu amaanyi;

Nzigya mu buziba bw’ensi.+

21 Ekitiibwa kye nnina kyongereko,

Onneetooloole era ombudeebude.

22 Olwo nnaakutendereza nga nkuba ekivuga eky’enkoba

Olw’obwesigwa bwo, Ai Katonda wange.+

Nja kukuyimbira ennyimba ezikutendereza nga bwe nkuba entongooli,

Ai Ggwe Omutukuvu wa Isirayiri.

23 Emimwa gyange gijja kwogerera waggulu+ n’essanyu nga nnyimba ennyimba ezikutendereza,

Kubanga owonyezza obulamu bwange.*+

24 Olulimi lwange lujja kwogera* ku butuukirivu bwo okuzibya obudde,+

Kubanga abo abaagala okunzikiriza bajja kuswala era baweebuuke.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share