LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 57
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okusaba okukwatirwa ekisa

        • Okuddukira wansi w’ebiwaawaatiro bya Katonda (1)

        • Abalabe bagwa mu mitego gyabwe (6)

Zabbuli 57:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +1Sa 22:1; 24:3; Zb 142:obugambo obuli waggulu

Zabbuli 57:1

Marginal References

  • +Zb 18:2
  • +Lus 2:12; Zb 17:8

Zabbuli 57:3

Marginal References

  • +Zb 144:7; Bik 12:11
  • +Zb 40:11; 61:7

Zabbuli 57:4

Marginal References

  • +Zb 22:13; 35:17
  • +Zb 52:2; 64:3; Nge 25:18

Zabbuli 57:5

Marginal References

  • +Zb 57:11; 108:5

Zabbuli 57:6

Marginal References

  • +Zb 35:7
  • +Zb 42:6
  • +1Sa 24:4; Nge 26:27

Zabbuli 57:7

Marginal References

  • +Zb 112:7

Zabbuli 57:8

Marginal References

  • +Zb 108:2-5

Zabbuli 57:9

Marginal References

  • +Zb 9:11; 145:11, 12
  • +Bar 15:9

Zabbuli 57:10

Marginal References

  • +Zb 36:5; 103:11

Zabbuli 57:11

Marginal References

  • +Zb 8:1; 57:5; 108:5

General

Zab. 57:obugambo obuli waggulu1Sa 22:1; 24:3; Zb 142:obugambo obuli waggulu
Zab. 57:1Zb 18:2
Zab. 57:1Lus 2:12; Zb 17:8
Zab. 57:3Zb 144:7; Bik 12:11
Zab. 57:3Zb 40:11; 61:7
Zab. 57:4Zb 22:13; 35:17
Zab. 57:4Zb 52:2; 64:3; Nge 25:18
Zab. 57:5Zb 57:11; 108:5
Zab. 57:6Zb 35:7
Zab. 57:6Zb 42:6
Zab. 57:61Sa 24:4; Nge 26:27
Zab. 57:7Zb 112:7
Zab. 57:8Zb 108:2-5
Zab. 57:9Zb 9:11; 145:11, 12
Zab. 57:9Bar 15:9
Zab. 57:10Zb 36:5; 103:11
Zab. 57:11Zb 8:1; 57:5; 108:5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 57:1-11

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Ya ku “Tozikiriza.” Zabbuli ya Dawudi. Mikutamu.* Bwe yali mu mpuku+ ng’adduse Sawulo.

57 Nkwatirwa ekisa, Ai Katonda, nkwatirwa ekisa,

Kubanga nzirukira gy’oli;+

Nzirukira mu kisiikirize ky’ebiwaawaatiro byo okutuusa ng’akabi kavuddewo.+

 2 Nkoowoola Katonda Asingayo Okuba Waggulu,

Nkoowoola Katonda ow’amazima anzigya mu mitawaana.

 3 Ajja kuweereza obuyambi okuva mu ggulu, andokole.+

Ajja kulemesa oyo annumba. (Seera)

Katonda ajja kulaga okwagala kwe okutajjulukuka awamu n’obwesigwa bwe.+

 4 Nneetooloddwa empologoma;+

Ngalamidde mu bantu abaagala okundya,

Abalina amannyo agalinga amafumu n’obusaale,

Era abalina olulimi olulinga ekitala ekyogi.+

 5 Ogulumizibwe okusinga eggulu, Ai Katonda;

Ekitiibwa kyo ka kibeere ku nsi yonna.+

 6 Baatega ekitimba okukwasa ebigere byange;+

Nkutaamiridde olw’ennaku.+

Baasima ekinnya mu kkubo lyange;

Naye bo bennyini baakigwamu.+ (Seera)

 7 Omutima gwange munywevu, Ai Katonda,+

Omutima gwange munywevu.

Nja kuyimba ennyimba ezikutendereza.

 8 Zuukuka ggwe ekitiibwa kyange.

Zuukuka ggwe ekivuga eky’enkoba; naawe entongooli.

Nja kuzuukusa emmambya.+

 9 Ai Yakuwa, nja kukutenderereza mu bantu;+

Nja kukuyimbira mu mawanga ennyimba ezikutendereza.+

10 Kubanga okwagala kwo okutajjulukuka kungi nnyo, kuli waggulu nnyo ng’eggulu,+

N’obwesigwa bwo butuukira ddala ku bire.

11 Ogulumizibwe okusinga eggulu, Ai Katonda;

Ekitiibwa kyo ka kibeere ku nsi yonna.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share