LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abaana ba Lewubeeni (1-10)

      • Abaana ba Gaadi (11-17)

      • Abakaguli bawangulwa (18-22)

      • Ekimu eky’okubiri eky’ekika kya Manase (23-26)

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:1

Marginal References

  • +Lub 29:32; 49:3, 4
  • +Lub 35:22
  • +Lub 49:22, 26; Yos 14:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 9

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:2

Marginal References

  • +Lub 49:8, 10; Kbl 2:3; 10:14; Bal 1:1, 2; Zb 60:7
  • +Mat 2:6; Beb 7:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 9

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:3

Marginal References

  • +Lub 46:9; Kuv 6:14

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:6

Marginal References

  • +2Sk 16:7

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:8

Marginal References

  • +Ma 2:36
  • +Kbl 32:34, 38; Yos 13:15, 17; Ezk 25:9, 10

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:9

Marginal References

  • +Lub 15:18; Ma 1:7; Yos 1:4; 2Sa 8:3
  • +Yos 22:9

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:11

Marginal References

  • +Ma 3:8, 10; Yos 12:4, 5

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:16

Marginal References

  • +Kbl 32:1
  • +Ma 3:3, 13; 32:14

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:17

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, Yerobowaamu ow’okubiri.

Marginal References

  • +2Sk 15:32; 2By 27:1; Is 1:1; Kos 1:1; Mi 1:1
  • +2Sk 14:16, 28

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:18

Footnotes

  • *

    Obut., “okulinnya omutego.”

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:19

Marginal References

  • +1By 5:10
  • +Lub 25:13, 15; 1By 1:31

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:20

Marginal References

  • +Zb 20:7; 22:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 9

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:22

Marginal References

  • +Yos 10:42; 1Sa 17:45, 47; 2By 20:15
  • +2Sk 15:29; 17:6

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:23

Marginal References

  • +Yos 13:29, 30
  • +Ma 4:47, 48

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:25

Marginal References

  • +Ma 5:7-9; Bal 2:17; 8:33; 2Sk 17:10, 11

1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:26

Footnotes

  • *

    Obut., “n’asiikuula omwoyo.”

Marginal References

  • +Ezr 1:1; Nge 21:1
  • +2Sk 15:19, 29
  • +2Sk 17:6; 18:11

General

1 Byom. 5:1Lub 29:32; 49:3, 4
1 Byom. 5:1Lub 35:22
1 Byom. 5:1Lub 49:22, 26; Yos 14:4
1 Byom. 5:2Lub 49:8, 10; Kbl 2:3; 10:14; Bal 1:1, 2; Zb 60:7
1 Byom. 5:2Mat 2:6; Beb 7:14
1 Byom. 5:3Lub 46:9; Kuv 6:14
1 Byom. 5:62Sk 16:7
1 Byom. 5:8Ma 2:36
1 Byom. 5:8Kbl 32:34, 38; Yos 13:15, 17; Ezk 25:9, 10
1 Byom. 5:9Lub 15:18; Ma 1:7; Yos 1:4; 2Sa 8:3
1 Byom. 5:9Yos 22:9
1 Byom. 5:11Ma 3:8, 10; Yos 12:4, 5
1 Byom. 5:16Kbl 32:1
1 Byom. 5:16Ma 3:3, 13; 32:14
1 Byom. 5:172Sk 15:32; 2By 27:1; Is 1:1; Kos 1:1; Mi 1:1
1 Byom. 5:172Sk 14:16, 28
1 Byom. 5:191By 5:10
1 Byom. 5:19Lub 25:13, 15; 1By 1:31
1 Byom. 5:20Zb 20:7; 22:4
1 Byom. 5:22Yos 10:42; 1Sa 17:45, 47; 2By 20:15
1 Byom. 5:222Sk 15:29; 17:6
1 Byom. 5:23Yos 13:29, 30
1 Byom. 5:23Ma 4:47, 48
1 Byom. 5:25Ma 5:7-9; Bal 2:17; 8:33; 2Sk 17:10, 11
1 Byom. 5:26Ezr 1:1; Nge 21:1
1 Byom. 5:262Sk 15:19, 29
1 Byom. 5:262Sk 17:6; 18:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:1-26

1 Ebyomumirembe Ekisooka

5 Bano be baana ba Lewubeeni+ omwana wa Isirayiri omubereberye. Ye yali omwana omubereberye, naye olw’okuba yaweebuula ekitanda kya kitaawe,+ omugabo gwe ogw’omwana omubereberye gwaweebwa baana ba Yusufu+ mutabani wa Isirayiri, bw’atyo n’aba nga teyawandiikibwa ng’omwana omubereberye mu nnyiriri z’obuzaale. 2 Wadde nga Yuda+ yali mukulu okusinga baganda be, era nga mu ye mwe mwava ow’okuba omukulembeze,+ omugabo ogw’omwana omubereberye gwali gwa Yusufu. 3 Batabani ba Lewubeeni omubereberye wa Isirayiri be bano: Kanoki, Palu, Kezulooni, ne Kalumi.+ 4 Abaana ba Yoweeri be bano: Semaaya. Semaaya yazaala Googi, Googi n’azaala Simeeyi, 5 Simeeyi n’azaala Mikka, Mikka n’azaala Leyaya, Leyaya n’azaala Bbaali, 6 Bbaali n’azaala Beera, Kabaka Tirugasu-piruneseri+ owa Bwasuli gwe yatwala mu buwaŋŋanguse; Beera yali mwami mu Balewubeeni. 7 Baganda be okusinziira ku mpya zaabwe mu nkalala z’obuzaale bwabwe, okusinziira ku bazzukulu baabwe be bano: Yeyeri omukulu, Zekkaliya, 8 ne Bera mutabani wa Azazi mutabani wa Seema mutabani wa Yoweeri. Obutaka bwabwe bwali buva Aloweri+ okutuukira ddala e Nebo n’e Bbaali-myoni;+ 9 ate ebuvanjuba ekitundu kyabwe kyali kituukira ddala eddungu we litandikira ku Mugga Fulaati,+ kubanga ensolo zaabwe zaali zaaze nnyo mu kitundu ky’e Gireyaadi.+ 10 Mu kiseera kya Sawulo baalwana n’Abakaguli ne babawangula, bwe batyo ne babeera mu weema zaabwe mu kitundu kyonna ekiri ebuvanjuba wa Gireyaadi.

11 Bazzukulu ba Gaadi abaali baabeera mu kitundu ky’e Basani okutuukira ddala e Saleka+ baali babaliraanye. 12 Yoweeri ye yali omukulembeze waabwe, Safamu n’amuddirira; Yanayi ne Safati nabo baalina obuvunaanyizibwa mu Basani. 13 Baganda baabwe ab’omu nnyumba za bakitaabwe be bano: Mikayiri, Mesulamu, Seba, Yolayi, Yakani, Ziya, ne Eberi; bonna awamu baali musanvu. 14 Bano be baana ba Abikayiri mutabani wa Kuuli mutabani wa Yalowa mutabani wa Gireyaadi mutabani wa Mikayiri mutabani wa Yesisayi mutabani wa Yakudo mutabani wa Buzi. 15 Aki mutabani wa Abudyeri mutabani wa Guni, ye yali omukulu w’ennyumba ya bakitaabwe. 16 Baabeeranga mu Gireyaadi+ ne mu Basani+ ne mu bubuga obwetooloddewo ne mu bitundu byonna ebirundirwamu eby’e Saloni okutuukira ddala gye bikoma. 17 Bonna baawandiikibwa okusinziira ku buzaale bwabwe mu kiseera kya Yosamu,+ kabaka wa Yuda ne mu kiseera kya Yerobowaamu,*+ kabaka wa Isirayiri.

18 Abalewubeeni n’Abagaadi n’ekimu eky’okubiri eky’ab’ekika kya Manase baalina abasajja abalwanyi ab’amaanyi 44,760 mu magye gaabwe abaakwatanga engabo n’ebitala era abaali bamanyi okukozesa omutego* era nga batendeke mu kulwana. 19 Baalwana n’Abakaguli+ ne Yetuli ne Nafisi+ ne Nodabu. 20 Bwe baali balwana nabo, Katonda yabayamba n’awaayo mu mukono gwabwe Abakaguli n’abo bonna be baali nabo, kubanga baakoowoola Katonda abayambe mu lutalo, era n’awulira okwegayirira kwabwe kubanga baamwesiga.+ 21 Baanyaga ensolo zaabwe—eŋŋamira 50,000, endiga 250,000, endogoyi 2,000—era ne bawamba n’abantu 100,000. 22 Abattibwa baali bangi kubanga olutalo lwali lwa Katonda ow’amazima.+ Baabeera mu kitundu kyabwe okutuusa mu kiseera ky’okuwaŋŋangusibwa.+

23 Ab’ekimu eky’okubiri eky’ekika kya Manase+ baabeeranga mu nsi eyo okuva e Basani okutuuka e Bbaali-kerumooni n’e Seniri ne ku Lusozi Kerumooni.+ Baali bangi nnyo. 24 Bano be baali abakulu b’ennyumba za bakitaabwe: Eferi, Isi, Eryeri, Azulyeri, Yeremiya, Kodaviya, ne Yakudyeri. Baali balwanyi ab’amaanyi, nga baatiikirivu, era nga bakulu ba nnyumba za bakitaabwe. 25 Naye tebaali beesigwa eri Katonda wa bajjajjaabwe; baayenda ku bakatonda b’abantu b’omu nsi eyo+ Katonda be yazikiriza mu maaso gaabwe. 26 Awo Katonda wa Isirayiri n’ateeka ekirowoozo mu mutima* gwa Puli kabaka wa Bwasuli+ (kwe kugamba, Tirugasu-piruneseri+ kabaka wa Bwasuli), bw’atyo Puli n’awaŋŋangusa Abalewubeeni n’Abagaadi n’ekimu eky’okubiri eky’ekika kya Manase, n’abatwala e Kala n’e Kaboli n’e Kaala ne ku Mugga Gozani,+ era eyo gye babeera n’okutuusa leero.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share