Ebirimu
Jjuuni 15, 2010
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Jjulaayi 26, 2010–Agusito 1
Funa Obukuumi mu Bantu ba Katonda
OLUPAPULA 6
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 107, 122
Agusito 2-8, 2010
OLUPAPULA 10
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 124, 53
Agusito 9-15, 2010
“Wangulanga Obubi” ng’Ofuga Obusungu
OLUPAPULA 15
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 83, 76
Agusito 16-22, 2010
Okwogera mu Ngeri ey’Ekisa Kiyamba Okukuuma Enkolagana Ennungi
OLUPAPULA 20
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 80, 77
Agusito 23-29, 2010
Funa Ekiwummulo nga Weenyigira mu Bintu eby’Omwoyo
OLUPAPULA 25
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 57, 48
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1, 2 OLUPAPULA 6-14
Ebitundu bino bijja kutuyamba okwongera okusiima emikisa gye tufuna nga tuli mu kibiina Ekikristaayo. Era bijja kutuyamba okulaba buli omu ku ffe ky’ayinza okukola okuzimba n’okuyamba baganda baffe ne bannyinnaffe mu kibiina.
Ebitundu eby’Okusoma 3, 4 OLUPAPULA 15-24
Ebitundu bino ebibiri biraga engeri emisingi gya Baibuli gye giyinza okutuyamba okusigala nga tuli ba mirembe wadde nga tetutuukiridde. Era biraga engeri okwogera mu ngeri ey’ekisa gye kiyinza okuyamba mu kukuuma enkolagana ennungi n’abalala.
Ekitundu Eky’okusoma 5 OLUPAPULA 25-29
Abantu mu nsi balowooza nti essanyu erya nnamaddala liva mu kugoberera okwegomba kw’omubiri. Abantu ba Katonda bafuna ekiwummulo nga beenyigira mu bintu eby’omwoyo. Ekitundu kino kiraga engeri gye tusobola okufuna essanyu erya nnamaddala n’obumativu.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Bali Bumu mu Kwagala—Alipoota y’Olukuŋŋaana Olwa Buli Mwaka
OLUPAPULA 3
Okuguma ng’Omwagalwa Wo Akwabulidde
OLUPAPULA 29