Ennyanjula
OLOWOOZA OTYA?
Ddala bamalayika gyebali? Bayibuli egamba nti:
“Mutendereze Yakuwa mmwe mmwenna bamalayika be ab’amaanyi ennyo, Abakolera ku kigambo kye, abagondera eddoboozi lye.”—Zabbuli 103:20.
Akatabo kano kalaga ekyo Bayibuli ky’eyogera ku bamalayika n’engeri gye batukwatako.