Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maaki 15
WIIKI ETANDIKA MAAKI 15
□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:
cl sul. 14 ¶16-20, akasanduuko ku lup. 147
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Baibuli: 1 Samwiri 5-9
Na. 1: 1 Samwiri 6:1-9
Na. 2: Tulina Bukuumi Ki eri Sitaani ne Badayimooni?
Na. 3: Olugero lwa Lazaalo n’Omusajja Omugagga Lutegeeza Ki? (rs-E lup. 175 ¶1-3)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 10: Weenyigire mu Mulimu gw’Okunoonya Ogusinga Obukulu! Okwogera okwesigamiziddwa ku mutwe omutono ogugamba nti “Okunoonya Abagwanira” oguli mu katabo Organized olupapula 95.
Ddak. 20: “Omulimu Ogusingirayo Ddala Obukulu.” Kubaganya ebirowoozo n’abawuliriza ng’okozesa ebibuuzo. Nga mumaze akatundu 3, buuza omubuulizi eyafuna enkizo ey’okuyigiriza omuyizi n’akulaakulana. Nkyukakyuka ki omuyizi wa Baibuli ze yali yeetaaga okukola? Kino Omubuulizi kyamukwatako kitya?