LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • km 1/11 lup. 8
  • Ebirango

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ebirango
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2011
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2011
km 1/11 lup. 8

Ebirango

◼ Ebitabo eby’okugaba mu Jjanwali: Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza? Abantu bwe baba bakalina, ababuulizi bayinza okubawa akatabo konna ak’empapula 192 akaakubibwa ku mpapula ezimyukiridde oba ako akaakubibwa ng’omwaka 1995 tegunnatuuka. Febwali: Ababuulizi bayinza okugaba ekimu ku bitabo bino: Is There a Creator Who Cares About You?, The Bible—God’s Word or Man’s?, oba Ekyama eky’Okufuna Essanyu mu Maka. Maaki: Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza? Mufube okutandika okuyigiriza abantu Baibuli. Apuli ne Maayi: Watchtower ne Awake! Bwe muddayo eri abo abaagala okumanya ebisingawo nga mw’otwalidde n’abo abaaliwo ku mukolo gw’Ekijjukizo oba ku nkuŋŋaana ennene naye nga tebatera kubaawo mu nkuŋŋaana z’ekibiina, mufube okutandika okubayigiriza Bayibuli nga mukozesa akatabo Baibuli Ky’Eyigiriza.

◼ Okutandika ne Febwali, okwogera kwa bonna okunaaweebwa abalabirizi b’ebitundu kujja kuba n’omutwe “Amazima Gakwata Gatya ku Bulamu Bwo?”

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share