Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Febwali 7
WIIKI ETANDIKA FEBWALI 7
Oluyimba 25 n’Okusaba
□ Okusoma Bayibuli okw’Ekibiina:
cl sul. 30 ¶11-17 (Ddak. 25)
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Nekkemiya 5-8 (Ddak. 10)
Na. 1: Nekkemiya 6:1-13 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Ku Bikwata ku Kusembeza Abagenyi, Liidiya, Gayo, ne Firemooni Tubayigirako Ki? (Ddak. 5)
Na. 3: Ddala Tomasi Bye Yayogera mu Yokaana 20:28 Biraga nti Yesu Katonda?—rs-E lup. 213 ¶1-3 (Ddak. 5)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 10: Okozesa Ebitone Byo mu Buweereza? Kwogera nga kwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, lupapula 75, katundu 4, okutuuka ku lupapula 76, katundu 2.
Ddak. 10: Ebyetaago by’ekibiina.
Ddak. 10: Yogera Ebintu Ebituufu ng’Obuulira era ng’Oyigiriza. Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu lupapula 223, katundu 1-5.
Oluyimba 13 n’Okusaba