Ebirango
◼ Eby’okugaba mu Okitobba: Omunaala gw’Omukuumi ne Awake! Noovemba ne Ddesemba: Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza? oba tulakiti zino wammanga: Ddala Ani Afuga Ensi?, Okubonaabona Kwonna Kunaatera Okukoma!, oba Wandyagadde Okumanya Amazima? Jjanwali ne Febwali: Amawulire Amalungi Okuva eri Katonda! oba emu ku brocuwa zino wammanga: Ddala Katonda Afaayo gye Tuli?, Ekkubo Erituusa mu Bulamu Obutaggwawo—Olizudde?, Emyoyo gy’Abafu—Giyinza Okukuyamba oba Okukulumya? Ddala Gye Giri?, Katonda Atwetaagisa Ki?, Kiki Ekitutuukako Bwe Tufa?, Gavumenti Eneereta Olusuku lwa Katonda, Lasting Peace and Happiness—How to Find Them, Nyumirwa Obulamu ku Nsi Emirembe Gyonna!, Omwagalwa Wo bw’Afa, Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda!, Our Problems—Who Will Help Us Solve Them?, oba The Divine Name That Will Endure Forever. Bwe muba muzzeeyo eri oyo eyasiima obubaka bwaffe, muyinza okumuwa akatabo Baibuli Ky’Eyigiriza oba muyinza okumuwa brocuwa Wuliriza Katonda oba Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna, era mufube okutandika okumuyigiriza Bayibuli.