EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | NEKKEMIYA 1-4
Nekkemiya Yali Ayagala Nnyo Okusinza okw’Amazima
Printed Edition
	455 B.C.E.
- Nisaani (Mak./Apu.) - 2:4-6 Nekkemiya asaba olukusa okuddamu okuzimba Yerusaalemi, entabiro y’okusinza okw’amazima mu kiseera ekyo 
- Yiyali 
- Sivaani 
- Tammuzi (Jun./Jul.) - 2:11-15 Nekkemiya atuuka era alambula bbugwe w’ekibuga 
- Abu (Jul./Agu.) 
- Eruli (Agu./Seb.) - 6:15 Bbugwe yamalirizibwa oluvannyuma lw’ennaku 52 
- Tisiri