LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Ddesemba lup. 2
  • Ddesemba 5-11

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ddesemba 5-11
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Ddesemba lup. 2

Ddesemba 5-11

ISAAYA 1-5

  • Oluyimba 107 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Mujje Twambuke ku Lusozi lwa Yakuwa”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Isaaya.]

    • Is 2:2, 3​—“Olusozi lw’Ennyumba ya Yakuwa” lukiikirira okusinza okulongoofu (ip-1-E 38-41 ¶6-11; 44-45 ¶20-21)

    • Is 2:4​—Abantu abasinza Yakuwa tebayiga kulwana (ip-1-E 46-47 ¶24-25)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Is 1:8, 9​—Mu ngeri ki Muwala wa Sayuuni gye yalekebwawo “ng’ekiyumba ekiri mu nnimiro y’emizabbibu”? (w07 3/1 6 ¶5)

    • Is 1:18​—Yakuwa yali ategeeza ki bwe yagamba nti: “Mujje tutereeze ensonga”? (w07 3/1 7 ¶1; it-2-E 761 ¶3)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 5:1-13

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okutegeka ennyanjula ezaabwe.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 139

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 7) Oba oyinza okusalawo okwogera ku by’okuyiga ebiri mu katabo Yearbook. (yb16-E 32 ¶3–34 ¶1)

  • “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okutuuka ku Mutima gw’Omuyizi nga Tukozesa Akatabo ‘Mwekuumire mu Kwagala kwa Katonda’”: (Ddak. 8) Kukubaganya Birowoozo. Abo bonna abalina emboozi ey’okusatu omwezi guno mu kitundu ekirina omutwe “Buulira n’Obunyiikivu,” bakubirize okukolera ku magezi agaweebwa mu kitabo Ssomero ly’Omulimu olupapula 261-262.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv ebyongerezeddwako lup. 209-212

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 154 n’Okusaba

    Mujjukizibwa: okuwuliriza oluyimba olwo omulundi gumu oluvannyuma muluyimbire wamu.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share