Ddesemba 12-18
ISAAYA 6-10
- Oluyimba 116 n’Okusaba 
- Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera) 
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
- “Masiya Yatuukiriza Obunnabbi”: (Ddak. 10) - Is 9:1, 2—Obuweereza bwe mu Ggaliraaya bwalagulwa (w11 8/15 10 ¶13; ip-1-E 124-126 ¶13-17) 
- Is 9:6—Yandibadde n’obuvunaanyizibwa obutali bumu (w14 2/15 12 ¶18; w07-E 5/15 6) 
- Is 9:7—Mu kiseerea ky’obufuzi bwe wajja kubaawo emirembe n’obwenkanya ebya nnamaddala (ip-1-E 132 ¶28-29) 
 
- Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8) - Is 7:3, 4—Lwaki Yakuwa yayamba Kabaka Akazi eyali omubi? (w07 3/1 7 ¶4) 
- Is 8:1-4—Obunnabbi buno bwatuukirira butya? (it-1-E 1219; ip-1-E 111-112 ¶23-24) 
- Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa? 
- Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza? 
 
- Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 7:1-17 
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
- Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) g16.6 omutwe oguli kungulu 
- Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) g16.6 omutwe oguli kungulu 
- Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv 34 ¶18—Laga engeri gye tuyinza okutuuka ku mutima gw’omuyizi. 
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
- “Nzuuno! Ntuma!” (Is 6:8): (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Okugenda Okuweereza Awali Obwetaavu Obusingako. 
- Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 5 ¶1-6, akas. ku lup. 52, 55 
- Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3) 
- Oluyimba 150 n’Okusaba - Mujjukizibwa: okuwuliriza oluyimba olwo omulundi gumu oluvannyuma muluyimbire wamu.