LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb17 Febwali lup. 4
  • Febwali 20-26

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Febwali 20-26
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Febwali lup. 4

Febwali 20-26

ISAAYA 58-62

  • Oluyimba 142 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Langirira Omwaka ogw’Okulagirwamu Ekisa kya Yakuwa”: (Ddak. 10)

    • Is 61:1, 2​—Yesu yafukibwako amafuta “okulangirira omwaka ogw’okulagirwamu ekisa kya Yakuwa” (ip-2-E 322 ¶4)

    • Is 61:3, 4​—Yakuwa assaawo “emiti eminene egy’obutuukirivu” okuwagira omulimu gwe (ip-2-E 326-327 ¶13-15)

    • Is 61:5, 6​—“Abagwira” bakolera wamu ne “bakabona ba Yakuwa” mu kaweefube ow’okubuulira akyasinzeeyo mu byafaayo (w12 12/15 25 ¶5-6)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Is 60:17​—Yakuwa atuukiriza atya ekisuubizo kino mu nnaku zino ez’enkomerero? (w15 7/15 9-10 ¶14-17)

    • Is 61:8, 9​—“Endagaano ey’olubeerera” y’eruwa, era “ezzadde” be baani? (w07 4/1 7 ¶5)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 62:1-12

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) g17.1 omutwe oguli kungulu

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) g17.1 omutwe oguli kungulu

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 16 ¶19—Bwe kiba kisoboka, maama ayigirize muwala we omuto.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 47

  • Kozesa Vidiyo mu Buweereza: (Ddak. 6) Kwogera. Mulabe vidiyo erina omutwe, Obwakabaka bwa Katonda Kye Ki? Kubiriza bonna okukozesa vidiyo eyo awamu n’eby’okugaba mu Maaki ne mu Apuli, ku mulundi ogusooka oba mu kuddiŋŋana.

  • “Kozesa Bulungi Ebitabo Byaffe”: (Ddak. 9) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Okutuusa Ebitabo mu Bitundu Ebitali Bimu mu Congo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv ebyongerezeddwako ku lup. 215-218

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 65 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share