LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb17 Febwali lup. 5
  • “Langirira Omwaka ogw’Okulagirwamu Ekisa kya Yakuwa”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Langirira Omwaka ogw’Okulagirwamu Ekisa kya Yakuwa”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Febwali lup. 5

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ISAAYA 58-62

‘Langirira Omwaka ogw’Okulagirwamu Ekisa kya Yakuwa’

“Omwaka ogw’okulagirwamu ekisa kya Yakuwa” mwaka gwa kabonero

61:1, 2

  • Kye kiseera Yakuwa mw’aweera abantu abawombeefu akakisa okuwulira amawulire amalungi

  • Mu kyasa ekyasooka, omwaka ogw’okulagirwamu ekisa gwatandika mu mwaka gwa 29 E.E., Yesu bwe yatandika okubuulira, ne guggwaako mu mwaka gwa 70 E.E., Yerusaalemi bwe kyazikirizibwa ku ‘lunaku lwa Katonda olw’okuwoolerako eggwanga’

  • Mu kiseera kyaffe, omwaka ogw’okulagirwamu ekisa kya Yakuwa gwatandika mu 1914 Yesu bwe yatandika okufuga mu ggulu, era gujja kuggwaako ku kibonyoobonyo ekinene

Ekiseera eky’okulagirwamu ekisa kya Yakuwa okuva mu 29 E.E. okutuuka mu 70 E.E. era n’okuva mu 1914 okutuuka ku kibonyoobonyo ekinene

Yakuwa awa abantu be “emiti eminene egy’obutuukirivu”

61:3, 4

  • Emiti egiba emiwanvu ennyo mu kibira gitera kuba nga giri wamu

  • Emirandira gy’omuti ogumu giba gyezingiridde n’egy’emiti emirala, era ekyo kigiyamba obutagwa ne bwe wabaawo kibuyaga ow’amaanyi

  • Emiti emiwanvu gisiikiriza emiti emito ne gitayokebwa musana, era ebikoola ebiva ku miti egyo bigimusa ettaka

“Emiti eminene egy’obutuukirivu,” nga bano be baafukibwako amafuta, bayamba abo bonna abali mu kibiina Ekikristaayo mu by’omwoyo

Big trees with strong root systems provide shade for saplings
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share