LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb17 Febwali lup. 7
  • Eggulu Eriggya n’Ensi Empya Bijja Kuleetera Abantu Essanyu Eritagambika

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Eggulu Eriggya n’Ensi Empya Bijja Kuleetera Abantu Essanyu Eritagambika
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Similar Material
  • “Laba! Ebintu Byonna Mbizza Buggya”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Ensi Empya Katonda Gye Yasuubiza
    Beera Bulindaala!
  • Okufuula Ebintu Byonna Ebiggya—Nga Bwe Kyalagulwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2000
  • Ensi Empya—Onoobeerayo?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2000
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Febwali lup. 7
Kristo afuga nga Kabaka w’Obwakabaka bwa Katonda

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ISAAYA 63-66

Eggulu Eriggya n’Ensi Empya Bijja Kuleetera Abantu Essanyu Eritagambika

Ekisuubizo kya Katonda eky’okuzza ebintu obuggya ekiri mu Isaaya essuula 65 kikakafu nnyo, era Yakuwa akyogerako ng’ekyamala edda okutuukirira.

Yakuwa atonda eggulu eriggya n’ensi empya, era ebintu eby’edda tebirijjukirwa

65:17

Eggulu eriggya kye ki?

  • Ye gavumenti eneereeta obutuukirivu mu nsi

  • Gavumenti eyo yassibwawo mu 1914, Kristo bwe yafuuka kabaka w’Obwakabaka bwa Katonda

Ensi empya kye ki?

  • Be bantu okuva mu mawanga ag’enjawulo, ab’ennimi ez’enjawulo ne langi ez’enjawulo, abagondera gavumenti empya ey’omu ggulu

Mu ngeri ki ebintu ebyasooka gye bitalijjukirwa?

  • Ebintu ebituleetera obulumi, ennaku, n’okubonaabona, biriba tebikyaliwo

  • Abantu abagondera Katonda bajja kunyumirwa obulamu buli lunaku

    Omusajja abadde ku kagaali k’abalema atambula, omuwala awambaatira engo, abantu banoga ebibala, abantu abazuukidde
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share