Febwali 27–Maaki 5
ISAAYA 63-66
Oluyimba 19 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Eggulu Eriggya n’Ensi Empya Bijja Kuleetera Abantu Essanyu Eritagambika”: (Ddak. 10)
Is 65:17—“Ebintu ebyasooka tebirijjukirwa” (ip-2-E 383 ¶23)
Is 65:18, 19—Wajja kubaawo essanyu lingi (ip-2-E 384 ¶25)
Is 65:21-23—Obulamu bujja kuba bumatiza, era abantu bajja kuba mu mirembe (w12 9/15 9 ¶4-5)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Is 63:5—Obusungu bwa Katonda bumuyamba butya? (w07 4/1 7 ¶6)
Is 64:8—Yakuwa akozesa atya obuyinza bwe ng’Omubumbi waffe? (w13 6/15 25 ¶3-5)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 63:1-10
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Bef 5:33—Yigiriza Amazima.
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) 1Ti 5:8; Tit 2:4, 5—Yigiriza Amazima.
Emboozi: (Ddak. 6 oba obutawera) Is 66:23; w06 11/1 30-31 ¶14-17—Omutwe: Okukuŋŋaana Awamu—Ekintu eky’Enkalakkalira mu Kusinza Kwaffe
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Sanyuka olw’Essuubi ly’Olina” (Is 65:17, 18; Bar 12:12): (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Sanyuka olw’Essuubi ly’Olina.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 8 ¶1-10
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 58 n’Okusaba