EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YEREMIYA 8-11
Abantu Beetaaga Obulagirizi bwa Katonda
Abantu tebalina busobozi wadde obuyinza okwefuga
Olw’okuba abasumba ba Isirayiri ab’eby’omwoyo tebeebuzanga ku Yakuwa, endiga zaasaasaana
Abo abaagobereranga obulagirizi bwa Yakuwa baali basanyufu, baalina emirembe, era baali bulungi