Ssebutemba 11-17
EZEEKYERI 46-48
Oluyimba 134 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Emikisa Abayisirayiri Gye Bandifunye nga Bazziddwayo mu Nsi Yaabwe”: (Ddak. 10)
Ezk 47:1, 7-12—Ettaka lyabwe lyandizzeemu okubaza emmere (w99 3/1 19 ¶11-12)
Ezk 47:13, 14—Buli kika kyandifunye obusika (w99 3/1 19 ¶10)
Ezk 48:9, 10—Ng’ensi tennagabanyizibwamu, bandisoose kwawulako ekitundu ne ‘kiweebwayo’ eri Yakuwa
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Ezk 47:1, 8; 48:30, 32-34—Lwaki Abayudaaya abaatwalibwa mu buwaŋŋanguse baali tebasuubira nti buli kimu ekyali mu kwolesebwa okukwata ku yeekaalu kyandituukiriziddwa ddala nga bwe kyalagibwa? (w99 3/1 20 ¶14)
Ezk 47:6—Lwaki Ezeekyeri ayitibwa “omwana w’omuntu”? (it-2-E 1001)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Ezk 48:13-22
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp17.5 omutwe oguli kungulu—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) wp17.5—Laga ng’ozzeeyo eri omuntu gwe wawa magazini. Yanjula akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli.
Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 35 ¶17—Muyite ajje mu nkuŋŋaana.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 8) Oba oyinza okwogera ku by’okuyiga ebiri mu katabo Yearbook. (yb17-E lup. 64-65)
Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 7) Mulabe vidiyo eya Ssebutemba erina omutwe, Ebikolebwa Ekibiina.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 17 ¶1-10
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 43 n’Okusaba