EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | KOSEYA 8-14
Yakuwa Muwe Ekisingayo Obulungi
Yakuwa asanyuka nnyo bw’omuwa ekisingayo obulungi, era naawe oganyulwa
ENKOLAGANA YO NE YAKUWA
- Yakuwa omuwa ssaddaaka ez’okutendereza 
- Yakuwa akusonyiwa ebibi byo, asiima by’okola, era akufuula mukwano gwe 
- Ofuna emiganyulo egiva mu kugondera amateeka ga Yakuwa, era ekyo kikuleetera okweyongera okumutendereza 
Nnyinza ntya okuwa Yakuwa ekisingayo obulungi?