Ddesemba 25-31
MALAKI 1-4
Oluyimba 131 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Obufumbo Bwammwe Busanyusa Yakuwa?”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Malaki.]
Mal 2:13, 14—Yakuwa tayagalira ddala abakuusakuusa bannaabwe mu bufumbo (jd-E 125-126 ¶4-5)
Mal 2:15, 16—Beera mwesigwa eri munno mu bufumbo (w02 5/1 27 ¶19)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Mal 1:10—Lwaki buli kimu kye tukola mu kusinza kwaffe kirina kukubirizibwa kwagala Katonda ne bantu bannaffe? (w07-E 12/15 27 ¶1)
Mal 3:1—Ebiri mu lunyiriri luno byatuukirizibwa bitya mu kyasa ekyasooka ne mu kiseera kyaffe? (w13 7/15 10-11 ¶5-6)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mal 1:1-10
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) 1Ko 15:26—Yigiriza Amazima.
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 26:19; 2Ko 1:3, 4—Yigiriza Amazima. (Laba mwb16.08 lup. 8 ¶2.)
Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) w07-E 12/15 lup. 28 ¶1—Omutwe: Leero Tuleeta Tutya Ebitundu Byonna eby’Ekimu eky’Ekkumi mu Ggwanika lya Yakuwa?
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Okwagala Okwa Nnamaddala Okumanyira ku Ki?”: (Ddak. 15) Kubuuza bibuuzo na kuddamu.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 1
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 96 n’Okusaba