1
Erimereki n’ab’omu maka ge bagenda e Mowaabu (1, 2)
Nawomi, Olupa, ne Luusi bafuuka bannamwandu (3-6)
Luusi anywerera ku Katonda wa Nawomi ne ku Nawomi (7-17)
Nawomi addayo e Besirekemu ne Luusi (18-22)
2
Luusi alonderera mu nnimiro ya Bowaazi (1-3)
Luusi ne Bowaazi basisinkana (4-16)
Luusi abuulira Nawomi ku ngeri Bowaazi gy’amulaze ekisa (17-23)
3
Nawomi awa Luusi amagezi (1-4)
Luusi ne Bowaazi ku gguuliro (5-15)
Luusi akomawo ewa Nawomi (16-18)
4
Bowaazi akola ng’omununuzi (1-12)
Bowaazi ne Luusi bazaala Obedi (13-17)
Olunyiriri lw’obuzaale bwa Dawudi (18-22)