DANYERI
EBIRIMU
-
Kabaka Nebukadduneeza aloota ekirooto ekimweraliikiriza (1-4)
Abagezigezi balemwa okubuulira kabaka ekirooto (5-13)
Danyeri asaba Katonda amuyambe (14-18)
Atendereza Katonda olw’okumubikkulira ekyama (19-23)
Danyeri abuulira kabaka ekirooto (24-35)
Amakulu g’ekirooto (36-45)
Ejjinja erikiikirira obwakabaka lya kubetenta ekifaananyi (44, 45)
Kabaka awa Danyeri ebitiibwa (46-49)
-
Ekifaananyi kya Kabaka Nebukadduneeza ekya zzaabu (1-7)
Alagira abantu okusinza ekifaananyi (4-6)
Abebbulaniya abasatu bagaana okusinza ekifaananyi (8-18)
“Tetujja kuweereza bakatonda bo” (18)
Basuulibwa mu kyokero (19-23)
Banunulibwa mu ngeri ey’ekyamagero (24-27)
Kabaka atendereza Katonda w’Abebbulaniya (28-30)
-
Kabaka Nebukadduneeza akitegeera nti obwakabaka bwa Katonda bwe buli ku ntikko (1-3)
Ekirooto kya kabaka ekikwata ku muti (4-18)
Danyeri annyonnyola amakulu g’ekirooto (19-27)
Okutuukirizibwa okusooka kubaawo ku kabaka (28-36)
Kabaka agwa eddalu okumala ebiseera musanvu (32, 33)
Kabaka agulumiza Katonda w’eggulu (37)