Printed Edition
Essomo 3
David akitegeerako nti mukwano gwe mulwadde.
Agamba nti: “Mmanyi eky’okukola. Ka mmuwandiikire akabaluwa oluvannyuma nkamutwalire!”
Laga munno ekisa, mwembi mujja kuba basanyufu!
EBY’OKUKOLA
Somera omwana wo:
Gamba omwana wo asonge ku:
Nnyumba Emmeeza David
Enjuba Ekinyonyi Omuti
Buuza omwana wo:
Waliwo omuntu yenna gw’omanyi ateewulira bulungi?
Tuyinza kumuyamba tutya?
[Ekifaananyi ekiri ku lupapula 8]
[Ekifaananyi ekiri ku lupapula 8]
[Ekifaananyi ekiri ku lupapula 9]
[Ekifaananyi ekiri ku lupapula 9]