LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 70
  • Noonya Abagwanira

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Noonya Abagwanira
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Noonya Abagwanira
    Muyimbire Yakuwa
  • Yakuwa, Katonda ow’Ekitalo
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Mubeere Abakunguzi Abasanyufu!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka Bwa yakuwa—2001
  • Beera Omukozi Omusanyufu
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2001
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 70

OLUYIMBA 70

Noonya Abagwanira

Printed Edition

(Matayo 10:11-15)

  1. 1. Mukama waffe yatuyigiriza

    ’Kubuulira ekigambo:

    ‘Buli gy’ogenda, fuba okunoonya

    Abettanira eby’omwoyo.

    Bw’olamusa abali mu nju oba

    Obaagaliza emirembe.

    Bwe bagaana okukuwuliriza,

    Weggyeeko enfuufu ogende.’

  2. 2. Abakusembeza basembeza ye;

    Baggula ’mitima gyabwe.

    Baagala ’bulamu obutaggwaawo

    Era banaaweereza naawe.

    Teweebuuza by’ogenda okwogera

    Kuba Yakuwa abikuwa.

    ’Bigambo byo bwe binoga omunnyo

    Abantu basikirizibwa.

(Laba ne Bik. 13:48; 16:14; Bak. 4:6.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share