LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 128
  • Okugumiikiriza Okutuusa ku Nkomerero

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okugumiikiriza Okutuusa ku Nkomerero
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Okugumiikiriza Okutuuka ku Nkomerero
    Muyimbire Yakuwa
  • Tujja Kweyongera Okugumiikiriza
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Tujja Kweyongera Okugumiikiriza
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Nywerera ku Kibiina kya Yakuwa
    Tutegekeddwa Okukola Yakuwa by’Ayagala
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 128

OLUYIMBA 128

Okugumiikiriza Okutuusa ku Nkomerero

Printed Edition

(Matayo 24:13)

  1. 1. Ekigambo kya Katonda

    Kitugumya ffenna.

    Ebyo byonna bye wayiga

    Bikakafu nnyo ddala.

    Olunaku lwa Yakuwa

    Lulowoozengako nnyo.

    Sigala ng’oli munywevu;

    Kuuma obwesigwa bwo.

  2. 2. Kuuma nnyo okwagala kwo,

    Kuleme kkendeera.

    Bw’ofunanga ebigezo,

    Ba mugumiikiriza.

    Ka bibeere bya ngeri ki,

    Toterebukanga ggwe.

    Yakuwa anaakuyamba;

    Ali kumpi nnyo naawe.

  3. 3. Abagumiikiriza be

    Balirokolebwa.

    Mu kitabo ky’obulamu

    Bo mwe bawandiikiddwa.

    Okugumiikiriza kwo

    Kweyongere mu maaso.

    Yakuwa ajja kkusiima;

    Libe lingi ’ssanyu lyo.

(Laba ne Beb. 6:19; Yak. 1:4; 2 Peet. 3:12; Kub. 2:4.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share