Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu olw’Abajulirwa ba Yakuwa
Programu eya 2016-2017
Omutwe: Weeyongere Okwagala Yakuwa!—Mat. 22:37.
Ku Makya
3:40 Obuyimba
3:50 Oluyimba 50 n’Okusaba
4:00 Jjukira Etteeka Erisinga Obukulu
4:15 Yagala Katonda, So Si Ensi
4:30 Yigiriza Abalala ‘Okwagala Erinnya lya Yakuwa’
4:55 Oluyimba 112 n’Ebirango
5:05 “Oyo Ayagala Katonda Asaanidde Okwagala ne Muganda We”
5:35 Okwewaayo n’Okubatizibwa
6:05 Oluyimba 34
Olweggulo
7:20 Obuyimba
7:30 Oluyimba 73
7:35 Ebyokulabirako
7:45 Okuwumbawumbako Omunaala gw’Omukuumi
8:15 Abazadde—Muyigirize Abaana Bammwe Okwagala Yakuwa
8:30 Abavubuka—Mukirage nti Yakuwa Ye Mukwano Gwammwe Asingayo
8:45 Oluyimba 106 n’Ebirango
8:55 Toleka “Kwagala Kwe Walina Olubereberye”
9:55 Oluyimba 3 n’Okusaba