Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu olw’Abajulirwa ba Yakuwa
Programu 2016-2017
Omutwe: Weeyongere Okunyweza Okukkiriza kw’Olina mu Yakuwa!—Beb. 11:6.
Ku Makya
3:30 Obuyimba
3:40 Oluyimba 12 n’Okusaba
3:50 Mu Mbeera Zonna, ‘Ba n’Okukkiriza mu Katonda’
4:05 Okwogera Okwawuziddwamu: Nyweza Okukkiriza kw’Olina mu Yakuwa ng’Omutwala nga
Engabo
Kitaawo
Olwazi
Omusumba
5:05 Oluyimba 22 n’Ebirango
5:15 “Nnyamba Okukkiriza Kwange Kweyongereko!”
5:30 Okwewaayo n’Okubatizibwa
6:00 Oluyimba 7
Olweggulo
7:10 Obuyimba
7:20 Oluyimba 54 n’Okusaba
7:30 Okwogera kwa Bonna: Okukkiriza Okwa Nnamaddala Kye Ki, era Tukwoleka Tutya?
8:00 Okuwumbawumbako Omunaala gw’Omukuumi
8:30 Oluyimba 30 n’Ebirango
8:40 Okwogera Okwawuziddwamu: ‘Weeyambuleko Ekibi Ekyanguwa Okutwezingako’
Yakuwa Ajja Kuggyawo Ebintu Ebibi
Yakuwa Ajja Kukulabirira
Yakuwa Ajja Kuzuukiza Abafu
9:40 Emikisa Egiva mu Kuba n’Okukkiriza Okwa Nnamaddala
10:15 Oluyimba 43 n’Okusaba