AKASANDUUKO 7A
Amawanga Agaali Geetoolodde Yerusaalemi
a. 650-300 E.E.T.
EBISEERA (EMYAKA GYONNA GIRI MU E.E.T.)
620: Babulooni etandika okufuga Yerusaalemi
Nebukadduneeza afuula kabaka w’omu Yerusaalemi okuba kabaka afugira wansi we
617: Babulooni lwe yasooka okuwamba abantu mu Yerusaalemi
Abafuzi, abalwanyi abazira, n’abakugu mu by’emikono batwalibwa e Babulooni
607: Babulooni ezikiriza Yerusaalemi
Ekibuga ne yeekaalu byokebwa omuliro
Oluvannyuma lwa 607: Ttuulo, ekitundu eky’oku lukalu
Nebukadduneeza alwanyisa Ttuulo okumala emyaka 13. Awamba ekitundu eky’oku lukalu naye eky’oku kizinga kisigalawo
602: Amoni ne Mowaabu
Nebukadduneeza alumba Amoni ne Mowaabu
588: Babulooni ewangula Misiri
Mu mwaka gw’obufuzi bwe ogwa 37, Nebukadduneeza alumba Misiri
332: Ttuulo, ekitundu eky’oku kizinga
Amagye ga Buyonaani agaduumirwa Alekizanda Omukulu gazikiriza ekitundu kya Ttuulo eky’oku kizinga
332 oba nga tegunnatuuka: Bufirisuuti
Alekizanda awamba Gaaza, ekibuga ekikulu ekya Bufirisuuti
Ebifo Ebiri ku Mmaapu
BUYONAANI
ENNYANJA ENNENE
(MEDITERENIYANI)
TTUULO
Sidoni
Ttuulo
Samaliya
Yerusaalemi
Gaaza
BUFIRISUUTI
MISIRI
BABULOONI
AMONI
MOWAABU
EDOMU