LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • rr lup. 212
  • 20A Okugabanyaamu Ensi

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • 20A Okugabanyaamu Ensi
  • Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • Subheadings
  • Similar Material
  • Ekifo n’omulimu omukulu
  • Emigabo egyenkanankana
  • ‘Mugabanyeemu Ensi Okuba Obusika’
    Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • “Erinnya ly’Ekibuga Ekyo Linaabanga, Yakuwa Ali Omwo”
    Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • Bye Tuyigira ku Bunnabbi Yakobo Bwe Yayogera ng’Anaatera Okufa​​—⁠Ekitundu 2
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2025
  • Olina ky’Osinziirako Okukkiriza Nti Walibaawo Olusuku Lwa Katonda?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2004
See More
Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
rr lup. 212
Malayika ng’alaga Ezeekyeri ensi ey’okugabanyizibwamu okuba obusika

AKASANDUUKO 20A

Okugabanyaamu Ensi

Okuba nti ensalo z’ensi zaali zipimiddwa bulungi, kyakakasa abo abaali mu buwaŋŋanguse nti ensi yaabwe gye baali baagala ennyo yandizziddwawo. Okwolesebwa okwo kutuyigiriza ki leero? Lowooza ku bintu bibiri ebiri mu kwolesebwa okwo:

Mmaapu eraga ebitundu 12 ebyagabanyizibwamu ne biweebwa ebika bya Isirayiri n’ekitundu ekiweereddwayo

Ekifo n’omulimu omukulu

Buli omu ku abo abandikomyewo ku butaka yandibadde n’obusika mu Nsi Ensuubize eyandizziddwawo. Mu ngeri y’emu ne leero, abaweereza ba Yakuwa bonna balina ekifo mu lusuku lwa Katonda olw’eby’omwoyo. Ka tube nga tugwa mu kiti ki, ffenna abali mu kibiina kya Yakuwa tulina ekifo n’omulimu omukulu ennyo mu nsi ey’eby’omwoyo. Yakuwa atwala abaweereza be bonna nga ba muwendo.

Emigabo egyenkanankana

Mu kwolesebwa Ezeekyeri kwe yafuna, engeri Ensi Ensuubize gye yagabanyizibwamu yasobozesa abantu baamu okugabana kyenkanyi ku bintu ebirungi byonna ebyali mu nsi eyo. Mu ngeri y’emu leero, Yakuwa asobozesa abaweereza be bonna okuganyulwa kyenkanyi mu mikisa egiri mu lusuku lwe olw’eby’omwoyo.

Genda ku ssuula 20, akatundu 5-11

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share