LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • CO-pgm19 lup. 2-3
  • Olwokutaano

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Olwokutaano
  • Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2019
  • Similar Material
  • Olwokutaano
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2022
  • Olwokutaano
    2024 Programu y’Olukuŋŋaana Olunene
  • Olwokutaano
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2017
  • Ssande
    2024 Programu y’Olukuŋŋaana Olunene
See More
Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2019
CO-pgm19 lup. 2-3
Ebibala eby’ebika eby’enjawulo

Olwokutaano

“KATONDA ABAYIGIRIZA OKWAGALANA”​—1 ABASSESSALONIKA 4:9

KU MAKYA

  • 3:20 Vidiyo ey’Ennyimba

  • 3:30 Oluyimba 105 n’Okusaba

  • 3:40 OKWOGERA KWA SSENTEBE: Ensonga Lwaki “Okwagala Tekulemererwa” (Abaruumi 8:38, 39; 1 Abakkolinso 13:1-3, 8, 13)

  • 4:15 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Teweesiganga Bintu Ebiggwaawo!

    • Eby’Obugagga (Matayo 6:24)

    • Ettutumu (Omubuulizi 2:16; Abaruumi 12:16)

    • Amagezi g’Abantu (Abaruumi 12:1, 2)

    • Amaanyi n’Endabika Ennungi (Engero 31:30; 1 Peetero 3:3, 4)

  • 5:05 Oluyimba 40 n’Ebirango

  • 5:15 EBIRI MU BAYIBULI NGA BISOMEBWA NG’OMUZANNYO: Yakuwa Yeeyongera Okulaga Okwagala Okutajjulukuka (Olubereberye 37:1-36; 39:1–47:12)

  • 5:45 Yakuwa Ayagala Nnyo Abo Abaagala Omwana We (Matayo 25:40; Yokaana 14:21; 16:27)

  • 6:15 Oluyimba 20 n’Okuwummulamu

OLWEGGULO

  • 7:25 Vidiyo ey’Ennyimba

  • 7:35 Oluyimba 107

  • 7:40 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Okwagala Tekulemererwa Wadde nga . . .

    • Abantu Be Wakuliramu Tebaakulaga Kwagala (Zabbuli 27:10)

    • Embeera gy’Okoleramu Nzibu (1 Peetero 2:18-20)

    • B’Osoma Nabo Tebagoberera Mitindo gya Katonda (1 Timoseewo 4:12)

    • Olina Obulwadde obw’Amaanyi (2 Abakkolinso 12:9, 10)

    • Oli Mwavu (Abafiripi 4:12, 13)

    • Oyigganyizibwa mu Maka (Matayo 5:44)

  • 8:50 Oluyimba 141 n’Ebirango

  • 9:00 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Ebitonde Byoleka Okwagala kwa Yakuwa

    • Obwengula (Zabbuli 8:3, 4; 33:6)

    • Ensi (Zabbuli 37:29; 115:16)

    • Ebimera (Olubereberye 1:11, 29; 2:9, 15; Ebikolwa 14:16, 17)

    • Ebisolo (Olubereberye 1:27; Matayo 6:26)

    • Omubiri gw’Omuntu (Zabbuli 139:14; Omubuulizi 3:11)

  • 9:55 “Abo Yakuwa b’Ayagala b’Akangavvula” (Abebbulaniya 12:5-11; Zabbuli 19:7, 8, 11)

  • 10:15 “Mwambale Okwagala” (Abakkolosaayi 3:12-14)

  • 10:50 Oluyimba 130 n’Okusaba Okufundikira

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share