“Okwagala Kuzimba”
KU MAKYA
3:30 Obuyimba
3:40 Oluyimba 90 n’Okusaba
3:50 “Okumanya Kuleetera Omuntu Okwegulumiza Naye Kwo Okwagala Kuzimba”
4:05 Okwogera Okwawuziddwamu: Baazimbanga Abalala
Balunabba
Pawulo
Doluka
5:05 Oluyimba 79 n’Ebirango
5:15 Tokoma ku Kubuulira Bubuulizi Mawulire Malungi
5:30 Okwewaayo n’Okubatizibwa
6:00 Oluyimba 52
OLWEGGULO
7:10 Obuyimba
7:20 Oluyimba 107 n’Okusaba
7:30 Okwogera kwa Bonna: Okwagala Okwa Nnamaddala Kunywerera ku Mazima—Mu Ngeri Ki?
8:00 Okuwumbawumbako Omunaala gw’Omukuumi
8:30 Oluyimba 101 n’Ebirango
8:40 Okwogera Okwawuziddwamu: Yamba Omubiri Okukula
Yagala Amazima Agali mu Bayibuli
Gondera Amateeka ga Katonda
Zimba Bakkiriza Banno
9:40 “Buli Kimu Kye Mukola Mukikolenga mu Kwagala”
10:15 Oluyimba 105 n’Okusaba