LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • CO-pgm20 lup. 2-3
  • Olwokutaano

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Olwokutaano
  • Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2020
  • Similar Material
  • Sanyusa Omutima gwa Yakuwa!
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olwa 2020-2021—Omulabirizi w’Ekitundu
  • “Musanyuke olw’Ebyo Yakuwa by’Akoze”
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olwa 2020-2021—Akiikiridde Ettabi
  • Olwomukaaga
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2017
  • Olwokutaano
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2019
See More
Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2020
CO-pgm20 lup. 2-3
Ebifaananyi: 1. Kabona Ezera. 2. Ekimuli. 3. Abajulirwa ba Yakuwa babiri abava mu mawanga ag’enjawulo baabuulira bombi. Basanyufu era beekutte mu ngalo. 4. Abafumbo abakaddiye basanyufu era beekutte mu ngalo.

Olwokutaano

“Musanyukirenga mu Mukama waffe. Nziramu nate okubagamba nti, Musanyuke!”​—Abafiripi 4:4

KU MAKYA

  • 3:20 Vidiyo ey’Ennyimba

  • 3:30 Oluyimba 111 n’Okusaba

  • 3:40 OKWOGERA KWA SSENTEBE: Ensonga Lwaki Yakuwa ‘Katonda Musanyufu’ (1 Timoseewo 1:11)

  • 4:15 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Ebireeta Essanyu Erya Nnamaddala

    • • Obutaba na Bintu Bingi (Omubuulizi 5:12)

    • • Okuba n’Omuntu ow’Omunda Omuyonjo (Zabbuli 19:8)

    • • Okuba n’Endowooza Ennuŋŋamu ku Kukola (Omubuulizi 4:6; 1 Abakkolinso 15:58)

    • • Okuba n’Emikwano Egya Nnamaddala (Engero 18:24; 19:4, 6, 7)

  • 5:05 Oluyimba 89 n’Ebirango

  • 5:15 EBIRI MU BAYIBULI NGA BISOMEBWA NG’OMUZANNYO: ‘Yakuwa Yabaleetera Okusanyuka’ (Ezera 1:1–6:22; Kaggayi 1:2-11; 2:3-9; Zekkaliya 1:12-16; 2:7-9; 3:1, 2; 4:6, 7)

  • 5:45 Sanyuka olw’Ebikolwa bya Yakuwa eby’Obulokozi (Zabbuli 9:14; 34:19; 67:1, 2; Isaaya 12:2)

  • 6:15 Oluyimba 148 n’Okuwummulamu

OLWEGGULO

  • 7:30 Vidiyo ey’Ennyimba

  • 7:40 Oluyimba 131

  • 7:45 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Mube n’Essanyu mu Maka

    • • Abaami, Bakyala Bammwe ka Babaleetere Essanyu (Engero 5:18, 19; 1 Peetero 3:7)

    • • Abakyala, Abaami Bammwe ka Babaleetere Essanyu (Engero 14:1)

    • • Abazadde, Abaana Bammwe ka Babaleetere Essanyu (Engero 23:24, 25)

    • • Abaana, Bazadde Bammwe ka Babaleetere Essanyu (Engero 23:22)

  • 8:50 Oluyimba 135 n’Ebirango

  • 9:00 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Ebitonde Biraga nti Yakuwa Ayagala Tube Basanyufu

    • • Ebimuli Ebirabika Obulungi (Zabbuli 111:2; Matayo 6:28-30)

    • • Emmere Ewooma (Omubuulizi 3:12, 13; Matayo 4:4)

    • • Langi Ezirabika Obulungi (Zabbuli 94:9)

    • • Emibiri Gyaffe Egyakolebwa mu Ngeri ey’Ekitalo (Ebikolwa 17:28; Abeefeso 4:16)

    • • Amaloboozi Amalungi (Engero 20:12; Isaaya 30:21)

    • • Ebisolo (Olubereberye 1:26)

  • 10:00 Lwaki “Abo Abafuba Okuleetawo Emirembe Baba Basanyufu”? (Engero 12:20; Yakobo 3:13-18; 1 Peetero 3:10, 11)

  • 10:20 Okuba n’Enkolagana Ennungi ne Yakuwa Kireeta Essanyu Lingi! (Zabbuli 25:14; Kaabakuuku 3:17, 18)

  • 10:55 Oluyimba 28 n’Okusaba Okufundikira

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share