LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • CO-pgm22 lup. 8
  • Ebirina Okumanyibwa Abanaabaawo ku Lukuŋŋaana Luno

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ebirina Okumanyibwa Abanaabaawo ku Lukuŋŋaana Luno
  • Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2022
  • Similar Material
  • Ebirina Okumanyibwa Abo Abazze ku Lukuŋŋaana
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2021
  • Ebirina Okumanyibwa Abo Abazze ku Lukuŋŋaana
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2020
  • Ebirina Okumanyibwa Abo Abazze ku Lukuŋŋaana
    2023 Programu y’Olukuŋŋaana Olunene
  • Ebirina Okumanyibwa Abo Abazze ku Lukuŋŋaana
    2024 Programu y’Olukuŋŋaana Olunene
See More
Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2022
CO-pgm22 lup. 8

Ebirina Okumanyibwa Abanaabaawo ku Lukuŋŋaana Luno

Okubatizibwa Abakadde b’omu kibiina kyammwe bakoze enteekateeka ezituukana n’embeera y’omu kitundu kyammwe, abo abanaabatizibwa babatizibwe oluvannyuma lwa programu y’Olwomukaaga ku makya.

Okuwaayo Olukuŋŋaana luno luvvuunuddwa mu nnimi ezisukka mu 500. Ssente ze muwaayo ze ziwagira omulimu ogukolebwa mu nsi yonna. Osobola okuwaayo ng’oyitira ku mukutu gwa donate.jw.org. Kyonna kye muba musobodde okuwaayo kisiimibwa nnyo. Akakiiko Akafuzi kabeebaza nnyo olwa ssente ze muwaayo okuwagira emirimu gy’Obwakabaka.

Essomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka

Abafumbo bayigiriza omuvubuka Bayibuli nga bakozesa ekitabo, “Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!”

Bapayoniya aba bulijjo abali wakati w’emyaka 23 ne 65 abandyagadde okugaziya ku buweereza bwabwe, bakubirizibwa okutegeeza omuwandiisi w’ekibiina kyabwe basobole okujjuzaamu foomu eri ku mukutu gwaffe ey’okugenda mu Ssomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka.

Lutegekeddwa Akakiiko Akafuzi ak’Abajulirwa ba Yakuwa

© 2022 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share