‘Lindirira Yakuwa’!
Ku Makya
3:30 Obuyimba
3:40 Oluyimba 88 n’Okusaba
3:50 “Lindirira Yakuwa”—Mu Ngeri Ki?
4:05 Okwogera Okwawuziddwamu: Koppa Abo Abaalindirira Yakuwa
• Kaabakuuku
• Yokaana
• Ana
5:05 Oluyimba 142 n’Ebirango
5:15 Kiki ky’Olindiridde?
5:30 Okwewaayo n’Okubatizibwa
6:00 Oluyimba 28
Olweggulo
7:10 Obuyimba
7:20 Oluyimba 54 n’Okusaba
7:30 Okwogera kwa Bonna: Lwaki Kikulu Okuba Omugumiikiriza?
8:00 Okuwumbawumbako Omunaala gw’Omukuumi
8:30 Oluyimba 143 n’Ebirango
8:40 Okwogera Okwawuziddwamu: Lindirira Yakuwa . . .
• Bw’Oba Owulira Ekiwuubaalo
• Singa Okola Ensobi
• Abantu Ababi Bwe Balabika ng’Abali Obulungi
9:40 “Omutuukirivu Aweebwa Empeera”
10:15 Oluyimba 140 n’Okusaba