Ennyanjula
OLOWOOZA OTYA?
Ensi erimu ebizibu bingi. Olowooza ani ayinza okutuyamba n’okutubudaabuda?
Bayibuli egamba nti: “Kitaffe ow’okusaasira era Katonda ow’okubudaabuda kwonna, atubudaabuda mu kubonaabona kwaffe kwonna.”—2 Abakkolinso 1:3, 4.
Akatabo kano kannyonnyola engeri Katonda gy’atubudaabudamu.