LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • wp17 Na. 1 lup. 16
  • Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
  • munaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2017
  • Subheadings
  • Similar Material
  • Katonda y’atuleetera okubonaabona?
  • Okubonaabona kuliggwaawo?
  • Lwaki Katonda Aleseewo Okubonaabona?
    Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza?
  • Katonda Awulira Atya bw’Alaba ng’Obonaabona?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2018
  • Okubonaabona kuliggwaawo?
    Okubonaabona Kuliggwaawo?
  • Lwaki Waliwo Okubonaabona Kungi mu Nsi?
    Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
See More
munaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2017
wp17 Na. 1 lup. 16
Omukazi ng’asitudde omwana we mu kiseera eky’olutalo

Okubonaabona okungi okuliwo mu nsi Katonda y’akuleeta?

Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?

Katonda y’atuleetera okubonaabona?

Wandizzeemu otya?

  • Yee

  • Nedda

  • Simanyi

Bayibuli ky’egamba

“Tekiyinzika Katonda ow’amazima okukola ebintu ebibi, tekiyinzika Omuyinza w’Ebintu Byonna okukola ekikyamu!” (Yobu 34:10) Katonda si y’atuleetera okubonaabona era si y’avunaanyizibwa ku bintu ebibi ebikolebwa mu nsi.

Ebirala bye tuyiga mu Bayibuli

  • Sitaani, “omufuzi w’ensi,” y’asinga okutuleetera okubonaabona.​—Yokaana 14:30.

  • Ate era oluusi abantu basalawo bubi ne kibaviirako okubonaabona.​—Yakobo 1:14, 15.

Okubonaabona kuliggwaawo?

Abantu abamu balowooza nti abantu bwe baneegatta ne bakolera wamu bajja kumalawo okubonaabona, ate abalala balaba nga tewali ssuubi lyonna nti okubonaabona kuliggwaawo. Ggwe olowooza otya?

Bayibuli ky’egamba

Katonda ajja kuggyawo okubonaabona. Bayibuli egamba nti: “okufa tekulibaawo nate, newakubadde okukungubaga, newakubadde okukaaba, newakubadde obulumi.”​—Okubikkulirwa 21:3, 4.

Ebirala bye tuyiga mu Bayibuli

  • Katonda ajja kukozesa Yesu okuggyawo okubonaabona Sitaani kw’atuleetera.​—1 Yokaana 3:8.

  • Abantu abalungi bajja kubeera ku nsi emirembe gyonna nga bali mu mirembe.​—Zabbuli 37:9-11, 29.

Okumanya ensonga endala lwaki waliwo okubonaabona kungi mu nsi, laba essuula 11 ey’akatabo Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?, akaakubibwa Abajulirwa ba Yakuwa

Osobola n’okukafuna ku www.pr418.com/lg

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share