LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • wp18 Na. 3 lup. 16
  • Katonda Awulira Atya bw’Alaba ng’Obonaabona?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Katonda Awulira Atya bw’Alaba ng’Obonaabona?
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2018
  • Subheadings
  • Similar Material
  • BAYIBULI KY’EGAMBA
  • Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
    munaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2017
  • ‘Katonda Akufaako’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2019
  • Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2019
  • Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
    munaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2017
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2018
wp18 Na. 3 lup. 16
Abantu mu kitundu ekyayokeddwa omuliro bakebera ebintu ebyasigaddemu

Katonda Awulira Atya bw’Alaba ng’Obonaabona?

Abantu abamu balowooza nti Katonda talaba mbeera gye bayitamu era tafaayo.

BAYIBULI KY’EGAMBA

  • Katonda alaba bye tuyitamu era afaayo

    “Yakuwa n’alaba ng’ebikolwa by’omuntu ebibi biyitiridde mu nsi . . . , era n’anakuwala mu mutima gwe.”​—Olubereberye 6:5, 6.

  • Katonda ajja kuggyawo okubonaabona

    “Mu kaseera katono, ababi tebalibaawo; olitunula we baabeeranga, naye tebalibaawo. Naye abawombeefu balisikira ensi, era baliba basanyufu nnyo kubanga walibaawo emirembe mingi.”​—Zabbuli 37:10, 11.

  • Katonda by’atwagaliza

    “‘Kye ndowooza okubakolera nkimanyi,’ Yakuwa bw’agamba, ‘ndowooza kubaleetera mirembe so si kubaleetako kabi, musobole okuba n’ebiseera eby’omu maaso ebirungi era n’essuubi. Mujja kunkoowoola era mujja kujja munsabe, nange nja kubawuliriza.’”​—Yeremiya 29:11, 12.

    “Musemberere Katonda naye anaabasemberera.”​—Yakobo 4:8.

Okumanya ensonga lwaki Katonda akyaleseewo okubonaabona, laba essomo 26 ery’ekitabo, Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! ekyakubibwa Abajulirwa ba Yakuwa. Osobola n’okukifuna ku www.pr418.com/lg

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share