LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • wp19 Na. 2 lup. 16
  • ‘Katonda Akufaako’

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • ‘Katonda Akufaako’
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2019
  • Similar Material
  • Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2019
  • Amazima Gasobola Okukuganyula
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2020
  • Katonda Awulira Atya bw’Alaba ng’Obonaabona?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2018
  • Okubonaabona kuliggwaawo?
    Okubonaabona Kuliggwaawo?
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2019
wp19 Na. 2 lup. 16

‘Katonda Akufaako’

Omukazi musanyufu era ayita mu bantu abangi

Abantu abalala bonna ne bwe bakwabulira, waliwo atayinza kukwabulira. Y’ani oyo?

Kabaka Dawudi yagamba nti: “Kitange ne mmange ne bwe banjabulira, Yakuwa ajja kumbudamya.”​—Zabbuli 27:10.

Yakuwa ye “Kitaffe ow’okusaasira era Katonda ow’okubudaabuda kwonna, atubudaabuda mu kubonaabona kwaffe kwonna.”​—2 Abakkolinso 1:3, 4.

‘Mumukwase byonna ebibeeraliikiriza kubanga abafaako.’​—1 Peetero 5:7.

Okumanya ebisingawo ku ngeri Katonda gy’akufaako, laba essomo 8 ery’ekitabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! ekyakubibwa Abajulirwa ba Yakuwa. Osobola n’okukifuna ku www.pr418.com/lg

Okumanya ebisingawo ku ngeri gy’oyinza okusembereramu Katonda, laba essomo 8 ery’ekitabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! ekyakubibwa Abajulirwa ba Yakuwa. Osobola n’okukifuna ku www.pr418.com/lg

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share