LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • wp17 Na. 6 lup. 16
  • Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
  • munaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2017
  • Subheadings
  • Similar Material
  • Amagedoni kye ki?
  • Kisoboka okuwonawo ku lutalo Amagedoni?
  • Olutalo Amagedoni Kye Ki?
    Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
  • Kalumagedoni Entandikwa y’Obulamu obw’Essanyu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2005
  • Abamu Balina Ndowooza Ki ku Kalumagedoni?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
  • Amagedoni Mawulire Malungi!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2019
See More
munaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2017
wp17 Na. 6 lup. 16
“Ekibiina ekinene” eky’abantu okuva mu mawanga gonna nga bawonyeewo ku Amagedoni

“Ekibiina ekinene” eky’abantu abatamanyiddwa muwendo, bajja kuwonawo ku Amagedoni

Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?

Amagedoni kye ki?

Abamu bagamba nti . . .

lujja kuba lutalo abantu mwe bajja okuzikiririza ensi yonna, oba okusaanyaawo obutonde, nga bakozesa eby’okulwanyisa by’amaanyi ga nukiriya. Ggwe olowooza otya?

Bayibuli ky’egamba

Amagedoni lwe ‘lutalo olujja okubaawo ku lunaku olukulu olwa Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna,’ nga Katonda azikiriza abantu abibi.​—Okubikkulirwa 16:14, 16.

Ebirala bye tuyiga mu Bayibuli

  • Ku lutalo Amagedoni Katonda tajja kusaanyaawo nsi, wabula ajja kuzikiriza abantu aboonoona ensi.—Okubikkulirwa 11:18.

  • Olutalo Amagedoni lujja kukomya entalo zonna.—Zabbuli 46:8, 9.

Kisoboka okuwonawo ku lutalo Amagedoni?

Wandizzeemu otya?

  • Yee

  • Nedda

  • Oboolyawo

Bayibuli ky’egamba

“Ekibiina ekinene” eky’abantu okuva mu mawanga gonna bajja kuwonawo mu “kibonyoobonyo ekinene,” ekijja okukomekkerezebwa n’olutalo Amagedoni.​—Okubikkulirwa 7:9, 14.

Ebirala bye tuyiga mu Bayibuli

  • Katonda ayagala abantu bangi nga bwe kisoboka okuwonawo ku lutalo Amagedoni. Tayagala muntu yenna azikirizibwe.​—Ezeekyeri 18:32.

  • Bayibuli eraga engeri omuntu gy’ayinza okuwonawo ku lutalo Amagedoni.​—Zeffaniya 2:3.

Okumanya ebisingawo, laba essuula 8 ey’akatabo Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?, akaakubibwa Abajulirwa ba Yakuwa

Osobola n’okukafuna ku www.pr418.com/lg

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share