LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • wp18 Na. 2 lup. 16
  • “Abawombeefu Balisikira Ensi”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Abawombeefu Balisikira Ensi”
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2018
  • Similar Material
  • Amazima Gasobola Okukuganyula
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2020
  • Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2019
  • Osobola Okusalawo Ebiseera Byo eby’Omu Maaso Bwe Binaaba
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2021
  • Olowooza ki ku Biseera eby’Omu Maaso?
    Olowooza Ki ku Biseera eby’Omu Maaso?
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2018
wp18 Na. 2 lup. 16
Omuwami n’omukyala, n’abaana baabwe

“Abawombeefu Balisikira Ensi”

Ffenna tulabye obutali bwenkanya, era abantu ababi banyigiriza abo abafuba okukola ebirungi. Olowooza ekiseera kirituuka ebikolwa ebibi n’obutali bwenkanya ne biggwaawo?

Mu Zabbuli 37, Bayibuli eddamu ekibuuzo ekyo, era etuwa amagezi agasobola okutuyamba ne mu kiseera kino. Weetegereze engeri zabbuli eyo gy’eddamu ebibuuzo bino.

  • Twandikoze ki singa tuyisibwa mu ngeri etali ya bwenkanya?​—Olunyiriri 1, 2.

  • Kiki ekinaatuuka ku bantu ababi?​—Olunyiriri 10.

  • Abo abakola ebirungi banaafuna mpeera ki?​—Olunyiriri 11, 29.

  • Kiki kye tusaanidde okukola kati?​—Olunyiriri 34.

Ebisuubizo bya Katonda ebiri mu Zabbuli 37 biraga nti abo ‘abateeka essuubi lyabwe mu Yakuwa era ne batambulira mu kkubo lye,’ ebiseera byabwe eby’omu maaso bijja kuba birungi. Abajulirwa ba Yakuwa baagala okukuyamba okuyiga Bayibuli, ebiseera byo eby’omu maaso n’eby’ab’omu maka go bisobole okuba ebitangaavu.

Okumanya ebisingawo ebikwata ku kigendererwa kya Katonda eri abantu n’ensi, Tandika okuyiga Bayibuli ngʼokozesa akatabo, Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! akaakubibwa Abajulirwa ba Yakuwa. Osobola n’okukafuna ku www.pr418.com/lg

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share