Kiri mu Index
Kiki ekiri mu Index? Ejuliza ku nnyanjula gy’oyinza okukozesa mu buweereza. The Watch Tower Publications Index erimu enkalala nnyingi nnyo ez’ennyanjula eziyinza okukozesebwa nga zisengekeddwa okusinziira ku mutwe oba ku kitabo. Era muyinza okusangibwamu obuyambi obukwata ku ngeri y’okwaŋŋangamu abatuziyiza mu buweereza. Ebiragiddwa wammanga gy’emitwe n’ebifo w’onoosanga ebirowoozo ebirungi bingi ebikwata ku buweereza bw’ennimiro.
Ennyanjula
Olukalala lw’Emitwe
Ebizibu
Ebitera Okwogerwa Abatuziyiza
Ennyanjula
Olukalala lw’Ebitabo
Olukalala lw’Emitwe
Okuddiŋŋana
Olukalala lw’Ebitabo
Olukalala lw’Emitwe