LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • km 1/02 lup. 8
  • Kye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Kye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
  • Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2002
  • Similar Material
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2004
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2003
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
See More
Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2002
km 1/02 lup. 8

Kye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini

The Watchtower Jan. 1

“Wali weebuuzizzaako lwaki abantu abamu balabika ng’abalina obulamu obulungi ng’ate abalala bakuluusana okusobola okweyimirizaawo? Baibuli erina ky’eyogera ku nsonga eyo. [Soma Yobu 34:19.] Engeri Katonda gy’ateeseteese okumalawo obusosoze n’okwegulumiza ennyonnyolebwa mu magazini eno.”

Awake! Jan. 8

“Ffenna tumanyi akatyabaga akagwaawo akeeraliikiriza ensi yonna. Okuva olwo, abantu babadde beetaaga okubudaabudibwa awamu n’obuyambi ku kigero ekinene. Okugatta ku bintu ebirala magazini eno by’eyogera, era ennyonnyola ebyo Abajulirwa ba Yakuwa bye babadde bakola okusobola okuyamba abaawonawo, abadduukirizi n’abakungubaga.”

The Watchtower Jan. 15

“Abantu bangi bakozesa ebifaananyi ebyole mu kusinza. Olowooza ebifaananyi ng’ebyo birina amaanyi agayinza okulokola omuntu? [Muleke abeeko ky’addamu.] Nkusaba weetegereze Katonda ow’amazima ky’anaatukolera. [Soma Okubikkulirwa 21:3, 4.] Katonda ow’amazima yekka y’asobola okukola ekyo. Magazini eno emwogerako era n’engeri gye tuyinza okuganyulwa singa tumwesiga.”

Awake! Jan. 22

“Tuyinza obutakitwala ng’ekikulu ennyo okuba n’amaka gye tubeera. Naye obukadde n’obukadde bw’abanoonyi b’obubudamu babungeeta era tebayinza kufuna bukuumi bwe banoonya. Magazini eno ennyonnyola ensonga lwaki ekizibu ekyo weekiri n’ekisuubizo kya Baibuli nti olumu abantu bonna bajja kubeera n’amaka aw’okubeera.”

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share