EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ZABBULI 26-33
Yakuwa Ajja Kukuwa Obuvumu
Dawudi yafuna obuvumu bwe yajjukiranga engeri Yakuwa gye yamununulangamu
Dawudi bwe yali akyali muto, Yakuwa yamuwonya empologoma
Yakuwa yayamba Dawudi okutta eddubu n’awonya ekisibo
Yakuwa yayamba Dawudi okutta Goliyaasi
Biki ebiyinza okutuyamba okuba abavumu nga Dawudi?
Okusaba
Okubuulira
Okubaawo mu nkuŋŋaana obutayosa
Okwesomesa n’okusinza kw’amaka
Okuzzaamu abalala amaanyi
Okujjukira engeri Yakuwa gye yatuyambamu mu biseera ebyayita